Verse I
Zuukuka
Yanguwa
Genda gyali
Konkona
Yanguwa
Akuggulire
Teweebaka
Yanguwa
Ye akuyita
Leka akutambuze
Mu kkubo lye
Eggolokofu
Chorus
Zuukuka
Genda gyali
Yanguwa
Akulokole
Akutikkule
Emigugu gy’ebibi byo
Akutikkule
Emigugu emizito
Verse II
Omuto
Omukulu
Ffenna wamu leero
Muyingire
Mu kisibo
Kye yasuubiza
Taatugobe
Ye musaasizi,
Tasibira bweru
Bye yasuubiza
Ffe abantu be
By’akola kati
Chorus
Zuukuka (zuukuka, zuukuka)
Genda gyali (genda gyali)
Yanguwa (yanguwa, yanguwa)
Akulokole (aaaah)
Akutikkule
Emigugu gy’ebibi byo
Akutikkule
Emigugu emizito
Verse III
Ffe abantu be
Ffenna wamu leero
Tufukamire
Twenenye
Atusonyiwe
Kuno okutya
Eno ennaku
N’endwadde enkumu
Atuyingize
Mu kisibo kye
Kye yasuubiza
Chorus
Zuukuka (zuukuka, zuukuka)
Genda gyali (genda gyali)
Yanguwa (yanguwa, yanguwa)
Akulokole (aaaah)
Akutikkule
Emigugu gy’ebibi byo
Akutikkule
Emigugu emizito
Verse IV
Tuyimbire
Ffenna waggulu
Mu ddoboozi eddene
Atenderezebwe
Agulumizibwe
Omulokozi
Ekitiibwa kye ekyo ekingi
Kibeerenga gyali
Ffe abaana be
Katukole
Bye yayagala
Chorus
Zuukuka (zuukuka, zuukuka)
Genda gyali (genda gyali)
Yanguwa (yanguwa, yanguwa)
Akulokole (aaaah)
Akutikkule
Emigugu gy’ebibi byo
Akutikkule
Emigugu emizito
Repeat Chorus to fade