Zaakayo Lyrics – King Saha

Nessim Pan Production

Eh, ssebo omuwooza w’akatale
Nkyakubanja n’ebisale
Ofa ki okweyita omutume?
Gwe buli omu omufuukire omulabe (sha!)
Oyagala kuyomba kuyomba
Ebibyo bya kuyomba ssebo
Oyagala kulwana obula
Na kulwana na Katonda ssebo
Gw’ofa ki ofa ki alippira eggaali?
Gw’ofa ki ofa ki atava ku baana ba bandi?
Gwe, vva ku baana ba bandi
Kirikusuula mu ggaali
Abo abaana ba bandi
Baveeko nabo balinamu amaanyi (eh sha!)

Weewale empalana (Zaakayo)
Bino bya nsi bya kuleka (Zaakayo)
Bus bw’ekuleka (Zaakayo)
Olisika omuguwa (Zaakayo)
Weewale empalana (Zaakayo)
Bino bya nsi bya kuleka (Zaakayo)
Bus bw’ekuleka (Zaakayo)
Ooh olisika omuguwa (Zaakayo)

Omululu omululu, omululu
Omululu ogwo ogw’obukulu
Ogwo ogukutuyisa abasiru uuh eh
Kankole okube
Nneme okubeera ng’abo
Asaba ekiro, n’addayo era uncle
Kankole okube
Nneme okubeera ng’abo
Asaba ekiro, n’addayo era uncle

Weewale empalana (Zaakayo)
Bino bya nsi bya kuleka (Zaakayo)
Bus bw’ekuleka (Zaakayo)
Olisika omuguwa (Zaakayo)
Weewale empalana (Zaakayo)
Bino bya nsi bya kuleka (Zaakayo)
Bus bw’ekuleka (Zaakayo)
Ooh olisika omuguwa (Zaakayo)

Zaakayo omuwooza w’akatale eeh eh (ow’akatale)
Lwaki weefuze akatale eeh eh? (ow’akatale)
Buli kintu okola nga bw’osanze eeh eh (ow’akatale)
Baŋŋamba wawasa ku lw’e Mbale eeh (ow’akatale)
Zaakayo omuwooza w’akatale eeh (ow’akatale)
Lwaki weefuze akatale eeh eh? (ow’akatale)
Eeh sha

Weewale empalana (Zaakayo)
Bino bya nsi bya kuleka (Zaakayo)
Bus bw’ekuleka (Zaakayo)
Olisika omuguwa (Zaakayo)
Weewale empalana (Zaakayo)
Bino bya nsi bya kuleka (Zaakayo)
Bus bw’ekuleka (Zaakayo)
Ooh olisika omuguwa (Zaakayo)
Repeat till fade

Submit Corrections