Mello kill it
Pawaboy

Oh my God, oh my God oh!
Is this a person or an angel?
Buno obulungi buli too much oh
This beauty is overloaded
Adede down to the top (atukula)
Talina kamogo mumulabe (atukula)
Sikyanoonya, no more
Abirina muzudde yuuno

Y’ono
Gwebaali boogerako (y’ono)
Alibasinga obulungi (y’ono)
Police gw’enoonya (y’ono)
Olw’okuba mulungi nnyo (y’ono)
Gwebaali boogerako
Bonna abasinga obulungi
Obulungi bwe musango gwa kusasamaza bantu oh

Ono teyazannyira mu ttaka
N’obulungi ssi bwakukaka
Amaaso ge amalungi ne mmunye za kitaka
Obulungi bwe bumegga mitima mu ttaka
Hmmm she’s a queen
Alabika ava mu lulyo olulangira
Oh my queen kambeere your mumbowa
Akukwatako nzifunya ne nfungiza
Oh my babe come and be my babe
Bw’omwenya ne nkulabako eno mpona pain
In my veins all over my body
Ondi muli mu musaayi

Y’ono
Gwebaali boogerako (y’ono)
Alibasinga obulungi (y’ono)
Police gw’enoonya (y’ono)
Olw’okuba mulungi nnyo (y’ono)
Gwebaali boogerako (y’ono)
Bonna abasinga obulungi
Obulungi bwe musango gwa kusasamaza bantu, hmmm

Nze buli lwenkulaba bwenti
Ka face ko akalungi kansika nga remote
Onkubisa amasannyalaze volts ziri mutwalo onjagaza ki bambi?
You’re driving me azonto
Nze bino by’onkola you don’t know
Anywhere you go I follow you
Adede down to the top (atukula)
Talina kamogo mumulabe (atukula)
Sikyanoonya, no more
Abirina muzudde yuuno

Y’ono
Gwebaali boogerako (y’ono)
Alibasinga obulungi (y’ono)
Police gw’enoonya (y’ono)
Olw’okuba mulungi nnyo (y’ono)
Gwebaali boogerako
Bonna abasinga obulungi
Obulungi bwe musango gwa kusasamaza bantu oh

Hmmm Pawaboy
Mello Beats yeah yeah
We di baddest

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin