Both
Oh girl
Oh boy
Renix Production
Irene Ntale with the boy the Coco UG

Both
Eno yonna gy’oba yonna gyemba munnange nkulowooza
Yonna gyemba yonna gy’oba munnange nkusubwanga
Yonna gyemba yonna gy’oba smile eyo ngimissinga
Yonna gy’oba yonna gyemba munnange

Ntale
Eyo yonna gy’oba you take my heart away
Ogwaffe si panya tuli ku highway
Onzijukiza obwama bwe wankuba obusaaliza
Kawoomera
Bwe nali nga nkaaba
Picture ya feesi yo
Mu kiro y’ennuŋŋamya
You give me love supernatural
Omukwano guba ku original
Boy you already know that supernatural
Omukwano guba ku original
Boy you already know know know
Nkulowooza babe

Coco
Ne bwenakugamba tukole biri biri
Watya n’oŋŋamba teri biri biri
Bwentyo ne nkubuuza biki biri biri
Bwatyo n’oŋŋamba biri biri bibi
Nzijukira
Olunaku lwali lwakuna
Maama n’antuma mu katale gye tugula
Gye tugula
Ne nsanga ono mwanamuwala
Mwanamuwala ng’atukula okukamala
Nze ne nsaba
Bwatyo n’aŋŋamba tagaba
Mbu akanambake ak’essimu ye tagaba
Taligaba
Olwo omutwe ne gumbobberera
Ne gumbobberera mbobberera mbobberera mbobberera
Sejjembe n’etujjirira
N’entujjirira tujjirira tujjirira tujjirira

Ooooh oh
Oh yeah

Coco
Yonna gyemba yonna gyemba
Uganda eyo ngisubwanga
Yonna gyemba yonna gyemba
Amatooke ago ngayoyanga
Yonna gyemba yonna gyemba
Mummy wange mulowooza
Yonna gyemba yonna gyemba
Bannange

Ntale
You give me love supernatural
Omukwano guba ku original
Boy you already know that supernatural
Omukwano guba ku original
Boy you already know know know
Nkulowooza babe

Munnange
Nkulowooza
Yonna gy’oba

Submit Corrections

0 thoughts on “Yonna Gyemba Lyrics – Coco UG ft. Irene Ntale”

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *