Hello baby yeah
Hullo hullo hullo baby (TNS)
Hello baby (Holics)
Sheebah
Ron

Nze naawe tuli biwanvu
Kuba tweyagala tukyali na mu bwavu
Kati balaba tuli bulungi
Gye tuvudde, lugendo luwanvu
Wanjigiriza biri bye saamanya, eh
Nayita ebigezo mu ngeri gye saamanya
Mu kino ekiseera ky’ekyeya
Laba omwana ayagadde munne
Obudde ne buwungeera
Ah nze mmanyi nti ndi ne munnange ku near awo

Komawo onkoleko emikolo
You only live once wanna want you yolo
Omanyi osinga bangi lolo
Yitawo osibewo ekinyolo
Komawo onkoleko emikolo
You only live once wanna want you yolo
Omanyi osinga bangi lolo
Yitawo osibewo ekinyolo, ooh

You’re like marijuana, baby (baby) eeh
Njagala kukuliraana, daily (anyway)
Ng’onnyumizaamu nkunyumiza
Bwe binyuma, nkunyumirwa (baby eeh)
Ng’onnyumizaamu nkunyumiza
Bwe binyuma, tunyumirwa (daily eeh)
You make a bad girl fall in love again, again
You got the crazy girl in love again
Don’t you know, oh?

Komawo onkoleko emikolo
You only live once wanna want you yolo
Omanyi osinga bangi lolo
Yitawo osibewo ekinyolo
Komawo onkoleko emikolo
You only live once wanna want you yolo
Omanyi osinga bangi lolo
Yitawo osibewo ekinyolo, ooh

Nze naawe tuli biwanvu
Kuba tweyagala tukyali na mu bwavu
Kati balaba tuli bulungi
Gye tuvudde, lugendo luwanvu
Wanjigiriza biri bye saamanya, eh
Nayita ebigezo mu ngeri gye saamanya
You’re like marijuana, baby (baby) eeh
Njagala kukuliraana, daily (daily)

Komawo onkoleko emikolo
You only live once wanna want you yolo
Omanyi osinga bangi lolo
Yitawo osibewo ekinyolo
Komawo onkoleko emikolo
You only live once wanna want you yolo
Omanyi osinga bangi lolo
We only live once
Yitawo osibewo ekinyolo, ooh

We only live once
Yolo

Submit Corrections

One thought on “Yolo Lyrics – Sheebah Karungi”

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *