Ooh oh
Ooh oh
Hmmm

Mulamu
Ddala Yesu mulamu oyo
Entaana, teyayinza kweggala
Amaanyi g’okufa, nago gadduka
Entaana ngyereere, taliimu
Yesu mulamu
Abakyala kumakya
Baagenda okumulaba
Mbu batwaleyo obuloosa
Ku mulambo gwe
Baasanga malayika ah
Ng’atudde ku guyinja
N’abawa amawulire
Nti azuukidde n’entaana ngyereere
Mulamu owange

Mulamu (mulamu owange)
Mulamu Yesu wange mulamu (Taata, ooh)
Entaana yamudduka (eeeh)
Teyayinza kweggala (yazuukira oyo)
Yazuukira ah (yazuukira Yesu)
Kati atudde mu kitiibwa (era)
Era nange lwendifa (eeh)
Oyo y’alinnona antwale mu ggulu (mulamu Taata)
Mulamu (mulamu Kabaka)
Mulamu Yesu wange mulamu (mulamu Yesu, eeh)
Entaana yamudduka (eeeh)
Teyayinza kweggala (teyayinza kweggala nedda)
Yazuukira ah (yazuukira ah, ooh)
Kati atudde mu kitiibwa (era)
Era nange lwendifa (era, lwendifa nze)
Oyo y’alinnona antwale mu ggulu (eeh)

Nze mu biwonvu gyempita
Sirina kutya nze
Nina omulokozi
Yesu wange mulamu
Oba amagombe gaamutya
Nga n’entaana yamudduka oyo
Nange lulikya
Oyo eyazuukira ennaku aligimponya
Mulamu Taata

Mulamu (ooh)
Mulamu Yesu wange mulamu (mulamu uh, mulamu uh)
Entaana yamudduka (eeeh)
Teyayinza kweggala (teyayinza kweggala nedda)
Yazuukira ah (yazuukira ah)
Kati atudde mu kitiibwa (ooh)
Era nange lwendifa (lwendifa nze)
Oyo y’alinnona antwale mu ggulu (uh, nze nnina essuubi mw’oyo)
Mulamu (mulamu)
Mulamu Yesu wange mulamu (Taata, taata mulamu owange)
Entaana yamudduka (Yesu wange)
Teyayinza kweggala (eeh, oooh oh oh)
Yazuukira ah (yazuukira oyo, yazuukira oyo)
Kati atudde mu kitiibwa (eeh)
Era nange lwendifa
Oyo y’alinnona antwale mu ggulu

Alimponya
Omutego gw’omubi
Mu kawumpuli
Atugumbula ekiro oh
Yesu alimponya nze
Mu maziga n’ennaku uh
Kubanga mulamu, mulamu
Yesu wange mulamu
Mulamu Taata

Mulamu (mulamu Taata)
Mulamu Yesu wange mulamu (mulamu ooh, entaana)
Entaana yamudduka (yamudduka oyo)
Teyayinza kweggala (eeeh yazuukira Taata)
Yazuukira ah (yazuukira owaaye)
Kati atudde mu kitiibwa (mu kitiibwa)
Era nange lwendifa
Oyo y’alinnona antwale mu ggulu (mmwesiga, mmwesiga owange)
Mulamu (mulamu Taata, yazuukira ah)
Mulamu Yesu wange mulamu (ooh)
Entaana yamudduka (yamudduka oyo, Kabaka)
Teyayinza kweggala (eh yazuukira yazuukira ah)
Yazuukira ah (ooh)
Kati atudde mu kitiibwa (eeh)
Era nange lwendifa
Oyo y’alinnona antwale mu ggulu (oh talindeka mu ntaana nedda nze)

Mulamu (talindeka eyo)
Mulamu Yesu wange mulamu (kubanga mulamu oyo, alimpa essuubi, alimpa obulamu nange
Entaana yamudduka (alimpa obulamu nange)

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin