No
Yeah
Yeah
No
Hahaha
Yeah
Kano kavudde wawanvu, no
Kavude eno mu Jah Live, yeah
Producer Feffe Bussi, no
Producer ye Kusseim, yeah

Oli looser? No
Oli winner? Yeah
Watandika oyina? No
Naye ate ofuna? Yeah
Oli musiru? No
Oli mujagujagu? Yeah
Wasoma n’omalako? No
Naye ate gw’aliko, yeah
Oli munafu? No
Okola nnyo? Yeah
Olya ne banno? No
Bw’ofuna olya wekka? Yeah
Oyagala okufa? No
Eggulu olyagala? Yeah
Wegayaaza? No
Oba ositukirawo? Yeah
Oli mwavu? No
Just bikyali biwanvu? Yeah
Onzoleya? No
Ommatira? Yeah
Osasulirawo? No
Olamuzaako? Yeah
Otya nnyo? No
Otya Katonda yekka? Yeah
Mbakuba nnyo? No
Mbakuba nnyo? Yeah

Hehehe
Eh yayayaya
Oli kisembo, no
Olemerako, yeah
Oli kisembo, no
Eh yayayaya, yeah
No, yeah
No, yeah

Obafaako? No
Naye bakwogerako? Yeah
Oli wa yellow? No
Eh! oli wa Blue? Yeah
Oli mumativu? No
Kibulamu ku bwerufu? Yeah
Oli mbeerera? No
Walozaako? Yeah
Oli ku colour yo? No
Ebizigo okozesaako? Yeah
Onoonya? No
Bakunoonya? Yeah
Osabiriza? No
Oba balya na kuzizo? Yeah
Bakwagalawo? No
Naye ate toli wakuvaawo? Yeah
Oli musezi? No
Naye ate okola kiro? Yeah
Oli wa kitwe? No
Oba wekuumako? Yeah
Team America? No
Team Mugabe? Yeah
Oyina nnyo? No
Naye ate oyoya nnyo? Yeah

Wavaako? No
Just otwewunzizaako? Yeah
Ogabako? No
Nze nzekka gw’owaako? Yeah
Bakunyooma nnyo? No
Oli wa nnyo? Yeah
Oli yala? No
Oyinamu ku zikumala? Yeah
Oli wa ttima? No
Ofunamu ekisa ku mutima? Yeah
Wamukyawa? No
Wamusonyiwa? Yeah
Oli mu love? No
Tomanyi kituufu? Yeah
Obeera sober? No
Okubwamu kko mu bubba? Yeah
Mbalabye nnyo? No
Naye gwe wakoowa nnyo? Yeah
Bakumanyi nnyo? No
Naye ate bakwewa nnyo? Yeah
Olimba nnyo? No
Bwe bakulimba zivaako nnyo? Yeah
Ba nsinga nnyo? No
Mbasinga nnyo? Yeah

Oli kisembo, no
Olemerako, yeah
Oli kisembo, no
Yeah
Oli kisembo, no
Olemerako, yeah
Oli kisembo, no
Eh yayayaya, yeah

No Yeah … Till end

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *