Hmmm
Hmmm
Ooh (hmmm)
Yeah (hmmm)
Yeggwe
Paddy Man
Audio One
Uh yeah
This a Milliano
Ah me say know (hmmm)
A Myco Holy Chameleone a brand new tune
This a Milliano
Wewe
Myco Holy
Josh Wonder
Audio One
Ebintu by’ensi eno mbyagala
Naye nkizudde tebimmala
Njagala gwe Katonda asinga
Nkubyekubye
Ne ntambula nkukube akaama
Oli mulungi taata
Njogera nga sirimba
Mu butuufu olimu gwe eddagala
Eriwonya ekirwadde eky’ekiwuubaalo
Ŋenda ku spendinga
Nsobole okukola bye waŋŋamba
Anha, yeggwe Yesu Messiah
Eyanfiirira ontikkuleko omugugu ogwo
Omuzito ogw’ebyonoono byange
Olina ekisa mukwano gwange
Ankulembera mu lugendo
Yeggwe akutte ettabaaza yange
Ekisa kye nasaba yakimpa dda
Takyusanga Mukama wange
Byonna bye ninawo y’eyabintonera
Alovinga Katonda wange
Ekisa kye nasaba yakimpa dda
Takyusanga Mukama y’oyo
Byonna bye ninawo y’eyabintonera
Chameleone, a Myco Holy
Nze gwe
Gwe, omulungi asingayo
Mukama ensi eno ngigamba
Gwe, yeggwe mulungi asingayo
Teri mulala yeggwe
Gwe, omulungi asingayo
Dunia yonna ngigamba
Gwe, yeggwe mulungi asingayo
Yeggwe, yeggwe (gwe)
Gwe, yeggwe mulungi asingayo
Ensi eno ngigamba
Gwe, yeggwe mulungi asingayo
Abantu bwe twebaka
Tuba ng’abafudde
Naye otuzuukusa
Obulamu n’otuddiza
Ezo ensolo enkambwe
Zo zizaala zitya!
Tezirina leeba
Tezirina musawo, naye oziyamba
Olaba n’ebinyonyi mu bbanga
Nabyo bikutenda
Tebirima mmere
Tebirina nsuku (a true)
Naye birya ne bikkuta
Preach Myco Holy
Mazima yeggwe
(Myco Holy preach)
Omulungi asingayo
Mukama ensi eno ngigamba
Yeggwe mulungi asingayo
Teri mulala yeggwe
Gwe, omulungi asingayo
Dunia yonna ngigamba
Gwe, yeggwe mulungi asingayo
Yeggwe, yeggwe
Gwe, omulungi asingayo (yeggwe)
Ensi eno ngigamba
Gwe, yeggwe omulungi asingayo
Josh Wonder, a Audio One Production
Chameleone, a Myco Holy there
Yes ready for the one member million
Yes ah (yes ah)
Hmmm, eh yeah yeah
Life is splendor
Aah yeah yeah
Audio One
Yeggwe (yegwe)
Gwe, omulungi asingayo
Mukama ensi eno ngigamba (gwe)
Gwe, yeggwe mulungi asingayo
Teri mulala yeggwe
Gwe, omulungi asingayo
Dunia yonna ngigamba
Gwe, yeggwe mulungi asingayo
Yeggwe, yeggwe
Gwe, omulungi asingayo (yeggwe)
Ensi eno ngigamba
Gwe, yeggwe mulungi asingayo
A Myco Holy ready fi a million
Gwe, omulungi asingayo
A Myco Holy, Chameleone
Gwe, yeggwe mulungi asingayo
A Myco Holy ready fi a million
A Myco Holy, Chameleone
Yeggwe mulungi asingayo
Josh Wonder, a Audio One Production
Chameleone, a Myco Holy there
Yes ready for the one member million
Yes ah (yeggwe)
Gospel time
We love you Jesus (ooh)
We love you all the time
Straight
Eh yeah