Hmmm
Aaaaah
oooooh ….
Hmmm

Singa enjuba esobola
Yalyase mu nze
Na guno omwezi
Ne gwanjala ebizibu byange
Aah, n’ontunula munda
Amazima nga byonna era bigaanye
Onzizaamu amaanyi
Nzisa ng’omulwadde
Nga tonnalabika
Bwe nkulaba
Mba nga gino emiti
Bwegisanyukira enkuba

Aaah haha
Yeggwe annyamba
Wooo oooh
Katonda wange
Aaah haha
Yeggwe annyamba
Wooo oooh
Omusumba omulungi (gwe lwakuba)
Aaah haha (Mukama)
Yeggwe annyamba
Wooo oooh (osaanidde)
Katonda wange
Aaah haha (eeeh)
Yeggwe annyamba
Wooo oooh (Mukama)
Omusumba omulungi

Nkutegekere ntya?
Nkuyiiyize ntya?
Okusiima kw’omwoyo gwange
Kubanga era nanti
Buli kye nina ekyange
Lwakuba onjagala
Ompisa ng’omwana
Mpita mu bulumi nga toliiwo
Naye bw’ojja, ne nfuna emirembe
Era, ndayira mu maaso go
Ekirinzija w’oli
Kiriba kiki ate Katonda wange
Mu nnaku n’essanyu obaawo

Awummuza bakooye
N’abaavu
N’abawejjere
Mazima yeggwe
Ho, ho, ho
Oooh
Atuzzaamu essuubi
Mukama
Oooh

Nsaba ekisa kyo Mukama
Ekimaamira ensi eno
Njagala, kibe nga nange
Gwe Musumba omulungi
Tonzigyako maaso
Tondeka kubula
Era, bwe mba mbula
Mpa omukono gwo kitange

Lwakuba
Osaanidde  
Ho, ho, ho
Mukama
Atambuza abalema
N’abaavu
Oooh
Mukama
Ooh oh
Oooh
Awummuza abakooye
Mukama
Asitula abawejjere
N’abaavu
N’abalema
Alabirira abanaku
Atulabirira
Mukama
Awonya endwadde
Hmmm
Mazima yeggwe

Submit Corrections

One thought on “Yeggwe Annyamba Lyrics – Dr. Tee”

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *