Ndowooza baali bakyamu
Abaali bagamba mbu love is blind
Rahmah
‘cause bwe nzibiriza amaaso
Ndaba kifaananyi of you and me babe
Nga gwe ne mu birooto onkyunya aah
Ooh onkyunya
Am to die for love
Nga nnwanira ono omwana
Am to die for love
Olw’omukwano gw’ono omwana
How can my heart stop beating for you?
Deep in my heart
You mean a world to me
Y’aliko omwana ono
Y’aliko omwana ono
Ono y’aliko omwana ono
Y’aliko omwana ono
Bw’atambula ali so gentle
Endabika ye so presento
Takola bino bya ba zonto
Omwana ono si folofotto
Tomukuba kasooto sooto
Mulabe bulabi so simple
Taba mu ntalo si toto
Akola money so simple
Am to die for love
Nga nnwanira ono omwana
Am to die for love
Olw’omukwano gw’ono omwana
How can my heart stop beating for you?
Deep in my heart
You mean a world to me
Y’aliko omwana ono
Y’aliko omwana ono
Ono y’aliko omwana ono
Y’aliko omwana ono
Nebweguba mutwalo nga gwasavinga
Tulikozesa ogwo shopping
Nebweruba lutalo darling
Nze ndibeerawo nkuguardinge
Hmmm baby abo bajaake
Tube mu mukwano buli kadde
Sirikukyusa nze ekyo nedda
Mu mutima gwe wakwata ttenda
Ha njagala tube nga twekutte
Ever mu pair everywhere
Am to die for love
Nga nnwanira ono omwana
Am to die for love
Olw’omukwano gw’ono omwana
How can my heart stop beating for you?
Deep in my heart
You mean a world to me
Y’aliko omwana ono
Y’aliko omwana ono
Ono y’aliko omwana ono
Y’aliko omwana ono
William Beats
Ndowooza baali bakyamu
Abaali bagamba mbu love is blind
‘cause bwe nzibiriza amaaso
Ndaba kifaananyi of you and me babe