Malaika Siime
Africa Events
Eli Arkhis Music
Onjagadde nnyo n’oyitawo
Buli wamu mukwano n’oyitawo
Nze ne mmala mbabuulira kiriwo eno
Mu mukwano mukuba butabo
Gano amaziga wagasanguza lulimi lwo
Era n’amaaso ganjerukako
Ssiigaane bigambo bya lulimi lwo
Oluusi nange binsukkako
Mukwano tonnumya tonnumya tonzannyisa
Twefuule convertible
Tonnumya tonnumya tonzannyisa
Twefuule convertible
Gwe woolabira ensobi babe
Yogera mangu
Gwe woolabira ensobi naawe
Yatula mangu
Gwe woolabira ensobi babe
Yogera mangu
Gwe woolabira ensobi naawe
Yatula mangu
Ebigambo tubiwe obudde
Kuba ebimu bibulako obudde
Ekyakulungiya nkimanyi gwe
Ekyanfula special kufuna gwe
Ne mu mukwano nze ngalamidde
Kimanye ke nzize omukwano nze mbigondedde
Naye ate oluusi todda mangu
Todda mangu, todda mangu
Essaawa z’omukwano z’ezo
Todda mangu, todda mangu
Naye ate oluusi todda mangu
Todda mangu, todda mangu
Gwe woolabira ensobi babe
Yogera mangu
Gwe woolabira ensobi naawe
Yatula mangu
Gwe woolabira ensobi babe
Yogera mangu
Gwe woolabira ensobi naawe
Yatula mangu
Mukwano tonnumya tonnumya tonzannyisa
Twefuule convertible
Tonnumya tonnumya tonzannyisa
Twefuule convertible
Yadde nga neebuzaabuza nnyo
Naye nkusuubiza sirikuvaamu
Ng’akakuba katonnya nnyo
Manvuuli sirigivaamu (sirigivaamu)
Yadde nga neebuzaabuza nnyo
Naye nkusuubiza sirikuvaamu
Ng’akakuba katonnya nnyo
Manvuuli sirigivaamu
Gwe woolabira ensobi babe
Yogera mangu
Gwe woolabira ensobi naawe
Yatula mangu
Gwe woolabira ensobi babe
Yogera mangu
Gwe woolabira ensobi naawe
Yatula mangu
Yesse Oman Rafiki
Eli Arkhis on the beat
Africa Events