No!
Savaam Music
Nabadde nazze ng’omubuulizi
Mu kufa kwa Mowzey
Ate what happened ?
Anti nagenze okulaba
Ng’abaatudde ku beat baafeze
Yiii! Batya?
Ebintu byabwe biri so kkunamical
Wemulical
Kati kambaliise enguliko ne fork
Wowowowo! Baliise baliise baliise baliise taata!

Mwasazeewo okubiteeka mu lwaatu
Nga tattoo ku mukono gwa Fameica
Oli wakusalibwa mbalu
Bw’oba toli musale kale siraamuka
Toli copy cat oli pussy
N’ekibe kino ki Feffe Pussy
Temukuba byayitako ndaba ebyo muvuya past tense
Mwagadde nnyo hype nze mbasiimuula mop
Menya bakyala munoonya basajja
Mubafunira ku skype
Mulina ne anthem nze nagaana
Okuzina amazina g’okukutama
Bikkako ng’antama anti mwantama mwe be bamu
Ka Agent ke kasoono kayiwa line nga kasooli
Abatalina lyrical data ndaba basirise bali mu kamooli
Menyekera ttani kyokka mu kusasula mumpa quarter
Lugaflow kizimbe yenze fundi
Bano abalala ndaba bo ba porter
Mbuulira gw’oyita naye nkubuulire empisa zo
Feffe ne Fik mwenna musoosa F

Mwogera bingi mpulira muwoza who is who ?
Gwe abuuza who is who who is who is me?
Mwogera bingi mpulira muwoza who is who ?
Gwe abuuza who is who who is who is me?
Mwogera bingi mpulira muwoza who is who ?
Gwe abuuza who is who who is who is me?
Mwogera bingi mpulira muwoza who is who ?
Who? Aah who is me?

Mwoyo gwange mutukuvu
Anti ssabbuuni mu OMO naaba NOMI
And I know you know me
Blood, hmm wabula gwe guy
Eno walinnye y’amagye weebuuza oba why?
Mbu N*o n*o n*o n*o n*o n*o
Mbu sibonga na ba ffala kumbe gwe ffala
Ku media otukuba nkokola
Ŋŋenda kukuba rap oyite Allah
Ddayo weesale siliiti zo
Yiga n’okuwandiika ezizo
Okalige n’embuzi zo
Mu rap gwe oli mujjuzo
Ne bwe bakufumba nga Michael Jackson
Tosobola kukyuusa colour
Tolifuuka kyeruppe
Olisigalirayo muddugavuppe
Ndi kyambe kankubajjule nga muwogo
Era nze akuwaata
Pasita gundi bwe yakulaba
N’atugamba lengera embaata
Oluggulidde ku ppata
Obadde olebera kankusibe ggata
Bwe kuba kubegerako
Nkugerera nga lugero kale kima ku data
Jangu nkuwe
Muteeka emitwe ku nsaniya
Egya bano mugirinza ki?

Yo
Kati kino ky’ekiseera
Mbasibe line mu bulago ng’ebiseera
Flow yange ng’eseerera
Gwe ow’ekirimi Victor ate tosala
Lyrics ziri sick weegeme nga tonalwala
Nkugobye gwe dda ku bbali
Nga nnyinimu bwe yagoba Kayihura
Nkuvuddeko teweebala anti netawo takuba lingala
Bwe ndabikako mu nfo
Suubira ssanyu oba maziga ninga tenti
Nkubira mu buli angle
Ninga equip za mathematical set
Nga airtime eno beat mu ndongo
Bagenda gi scratching-a
Nga ttena, hee
Muteekwa ogibouncinga
Ate mwe ba nfa nfe muteekwa ogifeelinga
Ba die hard
Wabula Sabula Da Agent
Basabule basabule
Nze Muteesa Kabaka muliro teguzikira
Mu Lugaflow nze aseesa
Laba flu sennyiga abakutte mu mayindo
Kati mwebuzaabuza kyokka ate mufeesa
Quinine temusaba
Musabe ddagala lya kinnansi
Munaatera okufiira mu ntiisa
Mutirimbulwe, mbakutule, mbambulule
Gyebukeerera mukeere mu mpapula z’amawulire

Kibi nnyo eyawalampye omukulukusa
Afiiriidde ku ntiisa tekyali kulanga kulala
Waakusimibwa kuteekayo awo
Nga ku ssaawa kkumi, hmmm

Yo
Nabagamba ndi beat challenger
Bali maanyi ga kifuba nze game challenger
Ba rapper, mukolerere obulambo bwammwe
Oyo ye Mubuulizi

Submit Corrections

5 thoughts on “Who is Me Lyrics – Da Agent”

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *