Ebimu ku bye nsooka okubala
Nga one of a kind, wawangula
Oli kya bugagga ekisingayo
Engule ey’omutindo nze alina
Oli metal kyuma you’re a real man
Bye neerabira gw’anzijukiza
Nga ka zzipu ku dress oli closer
Mu kifuba kyo mw’onzikakkanya
Kyafuuka kya buwaze okumulowoozaako
Mpulira bibyo byokka ebyabali nabivaako

Kati sigala wendi, wano wendi
Tovaawo nina bye nkubanja
Sigala wendi, wano wendi
Nnumwa nnyo tokayita akajanja
Kati sigala wendi, wano wendi
Tovaawo nina bye nkubanja
Sigala wendi, wano wendi
Nkusubwa nnyo tokayita akajanja

Olowooza ki singa nkugamba?
Bwenkutunuulira nti ndaba ka malayika
Kuba akafeesi ko musana ogwokya (gwokya)
Ndowooza babe ndowooza
Nkulowoozaako ebinyiiza
Nakupenda babe nkutaawa
Nnyanguyiza ntya okuswala
Kyafuuka kya buwaze okumulowoozaako, hmmm
Mpulira bibyo byokka ebyabali nabivaako

Kati sigala wendi, wano wendi
Tovaawo nina bye nkubanja
Sigala wendi, wano wendi
Nnumwa nnyo tokayita akajanja
Kati sigala wendi, wano wendi
Tovaawo nina bye nkubanja
Sigala wendi, wano wendi
Nkusubwa nnyo tokayita akajanja

Oli metal kyuma you’re a real man
Bye neerabira gw’anzijukiza
Nga ka zzipu ku dress oli closer
Mu kifuba kyo mw’onzikakkanya
Ebimu ku bye nsooka okubala
Nga one of a kind, wawangula
Oli kya bugagga ekisingayo
Engule ey’omutindo nze alina
Olowooza ki singa nkugamba?
Bwenkutunuulira nti ndaba ka malayika
Kuba akafeesi ko musana ogwokya (gwokya)

Kati sigala wendi, wano wendi
Tovaawo nina bye nkubanja
Sigala wendi, wano wendi
Nnumwa nnyo tokayita akajanja
Kati sigala wendi, wano wendi
Tovaawo nina bye nkubanja
Sigala wendi, wano wendi
Nkusubwa nnyo tokayita akajanja

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *