Lexmore on the beat
Audio Li da vocal boss
The bad Mr. Aj
Hmmm
Loud Sound

Mukwano ndi musibe wo
Wawamba mukwano n’ommalawo
Onkozza nnyo mukwano nze ommalawo
Kyo kituufu wankolako
Ebirowoozo n’omutima wabitwala
Ye kiki kyotakoze?
Hmmm, singa nali nsobola
Nandibuuse mu bbanga ne nkusanga
Naye ekibi ondi wala, eh
Kati mukwano funa ekisa
Obeere mukwano gwange owa ddala
Ma baby funa ekisa
Obeere mukwano gwange owa ddala

Bwe kuba kuwamba wawamba nnyo
(Wawamba nnyo)
Nsuubira yes ssi ye no yo
(Ssi ye no yo)
Bwe kuba kuwamba wawamba nnyo
(Wawamba nnyo oh, gwe!)
Bwe kuba kuwamba wawamba nnyo
(Wawamba nnyo)
Nsuubira yes ssi ye no yo
(Ssi ye no yo)
Bwe kuba kuwamba wawamba nnyo
(Wawamba nnyo oh, ayi!)

Bwe kuba kuwamba wawamba nnyo
Nange gyendi eno nvimba nnyo
Baby, ewange wawamba show
Hear me say, gwe!
Omukwano gwo n’ogwange gwesanze
Kuli ku mutima mpulira nga nkwesunze
Baby girl naddala nga binsambye
Hear me say, hear me now
Baby Namata gwe nina
Bwe gayiika ssente sirina babe
Ah bw’ondeka nze nnyinza n’okulwala
Ekirala nze nnyinza n’okufa baby

Bwe kuba kuwamba wawamba nnyo
(Wawamba nnyo)
Nsuubira yes ssi ye no yo
(Ssi ye no yo)
Bwe kuba kuwamba wawamba nnyo
(Wawamba nnyo oh, gwe!)
Bwe kuba kuwamba wawamba nnyo
(Wawamba nnyo)
Nsuubira yes ssi ye no yo
(Ssi ye no yo)
Bwe kuba kuwamba wawamba nnyo
(Wawamba nnyo oh ayi,gwe!)

Lexmore

Audio Li, hmmm
You continuously making ma life so happy, yeah
Onsitula wansi namala neira wansi era
Tukikole today tomorrow kuba akasente ko kaliwo baby
Buti kitwale nti oli undertaker
Baby gaba mateeka
Nnembye Olusoga n’Oluganda
Information ekutuukeku mu bungi

Bwe kuba kuwamba wawamba nnyo
(Wawamba nnyo)
Nsuubira yes ssi ye no yo
(Ssi ye no yo)
Bwe kuba kuwamba wawamba nnyo
(Wawamba nnyo oh, gwe!)
Bwe kuba kuwamba wawamba nnyo
(Wawamba nnyo)
Nsuubira yes ssi ye no yo
(Ssi ye no yo)
Bwe kuba kuwamba wawamba nnyo
(Wawamba nnyo oh, ayi!)

Mukwano ndi musibe wo
Wawamba mukwano n’ommalawo
Onkozza nnyo mukwano nze ommalawo

Submit Corrections

2 thoughts on “Wawamba Lyrics – Audio Li Snuk ft. Mr. Aj Rasta”

Leave a comment