Eno Beats

Karma juice karma sukaali
Owooma nnyo sweet you’re like honey, babe
Abalala nabasoose
Nga ndaba yenze akufiitinga
N’ejjo nakuloose
Olwaleero nina oku touchinga
Okuva lwe nakumeetinga
Mu misuwa wancharginga
Tondeka nze ntya okuloosinga
Mwana gwe njoya kukissinga

The Way Lyrics – Sheebah

Wankoonakoona, eeh
Gwe yanzigya emabega, aloo
Wampunzaawunza, eeh
Wali ombobbya omutwe, aloo

Ne bw’olikola otya nsigala nkwekutte
Walaayi ne bw’eritonya ndisigala nkwekutte nze
Wanfuula kabejja
Mazzi mu mugga
N’empewo mpulira ejja
Ky’ova olaba neekerebejja
Oli mulungi baaba
Gw’oliraanye omufaananya atanaaba
ŋŋenda kugambako ne baaba
Kuba ombuza otulo nga kaawa
Olina engeri gy’onnyonnyogera
Ng’ate ssi na mikonogyo
Nalulungi gwe wali ng’olaba
Yenze Sheebah mukwanogwo

Bya Kyalo Lyrics – Chozen Blood

Ne bw’olikola otya nsigala nkwekutte
Walaayi ne bw’eritonya ndisigala nkwekutte nze
Wafuuka kamere kange nkufumbye tojja
Tojja, aah
Wafuuka kirwadde nkulwadde totta, eh
Nze ondi munda mu nsawo
Onkolokotera mu vessel
Akukwatako nfunya knuckle
Olina amaanyi g’ekisawo,
From uptown to downtown
Amma take you to my love zone
You’re inside me, you’re my bones
Bwekaba kasimu boy you’re my ringtone

Nkulowoozaako Lyrics – Sheebah Karungi x Alvin Kizz

Ne bw’olikola otya nsigala nkwekutte
Walaayi ne bw’eritonya ndisigala nkwekutte nze

Ne bw’olikola otya nsigala nkwekutte
Walaayi ne bw’eritonya ndisigala nkwekutte nze

Submit Corrections

One thought on “Wankoona Lyrics – Sheebah Karungi”

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *