Pearl One
It’s a Mosh Ents
Hmmm
A Prince Records

Nakyuka nali muntumulamu nnyo bwewannimba okwagala
Kale emirembe gyaggwawo nzenna nenkogga okufa lwa kwagala
Kati ndi mutono nnyo nnyo nnyo lwa kwagala
Saafaayo bwewammenya, nekinnyiga nekinnuma okufa wannimba okwagala
Ssente sirina lukyolo omwavu wannimba okwagala, eh
Wanfera ekikwangala ah tewanjagala, ebyaddala no

Wannimba okwagala (baby wannimba love)
Aah oh oh okwagala (mukwano wannimba love)
Wannimba okwagala (maama wannimba love)
Aah tewanjagala, ebyaddala (baby wannimba love)
Wannimba okwagala
Aah oh oh okwagala (naawe wannimba love)
Wannimba okwagala (baby wannimba love)
Wandeka wano, mu kyangaala eh

Bambi bwentyo
Eby’omukwano totally nabivaako (totally nabivaako)
Wanfera amapenzi, wampa copy, wampa fake smile
As if ndi cameraman, eh
Obudde bwennamala nga nkupepeza (maama)
Nfuba okukulaga nti nze akumatira
Obudde bwennamala nga nkupepeza ah
Wansasulamu bivumo nakuwalanwa aah ah
Teri musango gwebayita kwana
Kyokka aah ah, gwe wagunsalira kuba nakwekwanya

Wannimba okwagala (baby wannimba love)
Aah oh oh okwagala (mukwano wannimba love)
Wannimba okwagala (maama wannimba love)
Aah tewanjagala, ebyaddala (baby wannimba love)
Wannimba okwagala
Aah oh oh okwagala (naawe wannimba love)
Wannimba okwagala (baby wannimba love)
Wandeka wano, mu kyangaala eh

Mazima, omuntu gwennayagala omutima nengukuwa ebyaddala, ah
Mazima gwenagamba ne mmange (mazima)
Nti nkwagala, ebyaddala maama
Ndoota nkukubye empeta kumbe oweta, ebyaddala
Walaayi wanjuzaayuza omutima nondekawo munnange, gwe ebyaddala nooo
Wanfera ekikwangala ah tewanjagala, ebyaddala no
Darling wanfera ekikwangala ah tewanjagala, ebyaddala
Eby’omukwano butwa
Nga gw’oyagala ye butwa bwo
Guno omukwano butwa
Nga gw’oyagala y’akutta oyo

Wannimba okwagala (baby wannimba love)
Aah oh oh okwagala (naawe wannimba love)
Wannimba okwagala (maama wannimba love)
Aah tewanjagala, ebyaddala (naawe wannimba love)
Wannimba okwagala (maama wannimba love)
Aah oh oh okwagala (babe wannimba love)
Wannimba okwagala
Wandeka wano, mu kyangaala eh

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin