Josh King pan ting

Baŋŋamba bampe aka soda ah ah
Baŋŋamba bampe akatunda ah ah
Baŋŋamba bampe ebiwooma ah ah
Bwe mba gwe njagala mmanyi okukaawa
Nkwagala emirundi ssibala na kubala
Kwata n’omukwano gunsuza bulala
N’abakyalako eno ssibaganya kuwaya
Engeri gye nkuwaana simanyi na kumanya
Oh Lord have mercy yeah
Buno obulungi bw’omwana fire
Saagala anfuule spare tyre
Ogwo omuzannyo teguba fair

Wangi wangi
Ng’amaaso go gampita
Mpitabya kyejo ssiswala
Wangi wangi
Ne bwe mba n’ebyokkola
Mbirekawo ntuuke gy’oba
Wangi wangi
Ng’amaaso go gampita
Mpitabya kyejo ssiswala
Wangi wangi
Ne bw’aba Deejay akuba
Bwe ssikulaba sibbaala

Nkubanja love ssikusonyiwa
Nnyongera kukaluba
Bwe mba kibala muyembe gwe muti
Ku gwe kwe nabalira (jangu)
Jangu oba on’ojja n’ojja (jangu)
Minataka tuwe pamoja (jangu)
Warning za hatari danger (jangu)
Keeper w’amatwale ranger
Tebakulyako nsangi wo
Tomutonera musanji wo
Ffe weather two we have to fall in love
Ky’ani kyange ky’ani kikyo

Wangi wangi
Ng’amaaso go gampita
Mpitabya kyejo ssiswala
Wangi wangi
Ne bwe mba n’ebyokkola
Mbirekawo ntuuke gy’oba
Wangi wangi
Ng’amaaso go gampita
Mpitabya kyejo ssiswala
Wangi wangi
Ne bw’aba Deejay akuba
Bwe ssikulaba sibbaala

Nkwagala emirundi ssibala na kubala
Kwata n’omukwano gunsuza bulala
N’abakyalako eno ssibaganya kuwaya
Engeri gye nkuwaana simanyi na kumanya
Oh Lord have mercy yeah
Buno obulungi bw’omwana fire
Saagala anfuule spare tyre
Ogwo omuzannyo teguba fair
Baŋŋamba bampe aka soda ah ah
Baŋŋamba bampe akatunda ah ah
Baŋŋamba bampe ebiwooma ah ah
Bwe mba gwe njagala mmanyi okukaawa

Wangi wangi
Ng’amaaso go gampita
Mpitabya kyejo ssiswala
Wangi wangi
Ne bwe mba n’ebyokkola
Mbirekawo ntuuke gy’oba
Wangi wangi
Ng’amaaso go gampita
Mpitabya kyejo ssiswala
Wangi wangi
Ne bw’aba Deejay akuba
Bwe ssikulaba sibbaala

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *