Sheebah
Nessim Pan Production

Gwe kasita omalirira mu by’okola
Love esaana muntu omukwatampola
N’abawalana baakutwefasa
Oli muka tewali na kibulamu wanoga
Kakibalume kibaabye
Ow’omutima omunafu agulina asirike
Kati nfunyeemu ne ku kalowoozo
Njagala nkutwale nkutereke mu birowoozo

Gwe wakikuba onzita (yanguwa)
Sisobola kuta (ndi wuwo mpesa n’amakoona)
Tuli lukoba na guitar (sembera)
Love yo enzita (saasira n’abankwana)
Gwe wakikuba onzita (yanguwa)
Sisobola kuta (ndi wuwo mpesa n’amakoona)
Tuli lukoba na guitar (sembera)
Love yo enzita (oh Lord)

Bwatyo bw’ammamba
Wanteekera ddala mu kifundikwa kyo
Bali tebalina kyebaŋŋamba
Wabatema ennamba
Oli kafulu mu love naawe
Walaayi wangimba
Love, eno munda ontematema
Onkutula bubi ommenyamenya
Eno mu mutwe onkyunya
Oli Yuda onkemakema
Sitoma (hmmm)
Sitoma (eh)
Sitoma (hmmm)
Sitoma (hmmm)
Sitoma (eh)
Sitoma (hmmm)
What!
Sitoma

Gwe wakikuba onzita (yanguwa)
Sisobola kuta (ndi wuwo mpesa n’amakoona)
Tuli lukoba na guitar (sembera)
Love yo enzita (saasira n’abankwana)
Gwe wakikuba onzita (yanguwa)
Sisobola kuta (ndi wuwo mpesa n’amakoona)
Tuli lukoba na guitar (sembera)
Love yo enzita

Listen
Nze leero nsazeewo nkite era
Na buli ex gyoli bye nywera
Nayiga sikyali muto nate era
Love ssi kuzina mateera
Oh my baby bambi tontanga
Love yo eninnye I speak in tongue
Nga ndi naawe n’eminya mu nju teginkanga
Gwe kamunye gwe kakubampanga (wulira)
Finally, ndi mugumu tubiggye mu theory
Guno guli automatic, automatic
You’re my sweet, my babe

Gwe wakikuba onzita (yanguwa)
Sisobola kuta (ndi wuwo mpesa n’amakoona)
Tuli lukoba na guitar (sembera)
Love yo enzita (saasira n’abankwana)
Gwe wakikuba onzita (yanguwa)
Sisobola kuta (ndi wuwo mpesa n’amakoona)
Tuli lukoba na guitar (sembera)
Love yo enzita

Sitoma (hmmm)
Sitoma (eh)
Sitoma (hmmm)
Sitoma (hmmm)
Sitoma (eh)
Sitoma (hmmm)
What!

Sitoma (hmmm)
Sitoma (eh)
Sitoma (hmmm)
Sitoma (hmmm)
Sitoma (eh)
Sitoma (hmmm)
What!
Sitoma

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin