If I hurt you, am sorry sorry yo oh
If I hurt you, am sorry sorry kibubu
Brian Beats
Flash Love
Guno omutima simanyi na gwa guwa
Yadde abasajja bangi abatuufu ba bbula
Bye basuubiza nga love ekula
Bye bakwata ne bassa mu nkuba
Tewandikikoze for sure
Mbuulira kwe kyava okola by’onkola
Ndi mukulu ekimala nja kuguma kati
Kuba njawula empafu ku jambula
Nze simanyi na kye wankola
Nagezaako awalala naye byalema ah
Nfubye nnyo okwekubako mmanye kwe kyava okite
Nzuukuka mwenda nga neebuuza
Wagukweka wa ye guli ogwasooka ah?
Buli lwendaba D.P. yo kata obutwa nze mbunywe eh
Mikwano gyange mbula okugyekweka
Mbagambe ntya ntinno wagenda?
Abazadde abaali bakwagadde
Mbagambe ntya ntinno wagenda?
If I hurt you, am sorry sorry yo oh
Mbagambe ntya ntinno wagenda?
If I hurt you, am sorry kibubu oh
Mbagambe ntya ntinno wagenda?
Bluetick eruma
Ooh bannange eruma
Naddala, nga gw’oyagala ali online
Nga naye tanyega
Waliŋŋambye, nakusobya kino oba kiri
Okubeera mu lusirika
Ndaba mulala ku status yo
Gw’otimbatimba ne zi caption
If I hurt you, am sorry sorry yo oh
If I hurt you, am sorry kibubu oh
Tuddemu nze naawe
Guno omutima gubikooye
No one is perfect oh
Nze namanyiira kubeera naawe, eeh
Mikwano gyange mbula okugyekweka
Mbagambe ntya ntinno wagenda?
Abazadde abaali bakwagadde
Mbagambe ntya ntinno wagenda?
If I hurt you, am sorry sorry yo oh
Mbagambe ntya ntinno wagenda?
If I hurt you, am sorry kibubu oh
Mbagambe ntya ntinno wagenda?
Nze simanyi na kye wankola
Nagezaako awalala naye byalema ah
Nfubye nnyo okwekubako mmanye kwe kyava okite
Nzuukuka mwenda nga neebuuza
Wagukweka wa ye guli ogwasooka ah?
Buli lwendaba D.P. yo kata obutwa nze mbunywe eh
Kwali ng’okusaaga
Emyezi negifuuka omwaka
Mwana gwe wakyuka, naye kaŋŋume eh
Kato kange eno kakumbuuza
Nkagambe ntya ntinno wagenda?
Buli ssimu lwevuga
Ndowooza nti gw’okubye
Nenzijukira ntinno wagenda
Mikwano gyange mbula okugyekweka
Mbagambe ntya ntinno wagenda?
Abazadde abaali bakwagadde
Mbagambe ntya ntinno wagenda?
If I hurt you, am sorry sorry yo oh
Mbagambe ntya ntinno wagenda?
If I hurt you, am sorry kibubu oh
Mbagambe ntya ntinno wagenda?
Jarar Music
Mbagambe ntya ntinno wagenda?