Artin on the beat

Mulabe omulungi wange
Nga lwaki ssi be wa kitalo?
Walaayi mulabe alina omutima gwange
Nga lwaki ssi be wa kitalo talo talo?
Mulabe omulungi wange
Nga lwaki ssi be wa kitalo?
Walaayi mulabe alina omutima gwange
Nga lwaki ssi be wa kitalo talo talo?

Vian
Ddala nga lwaki ssi be wa kitalo?
Nga nze alina gwe twasomako mu butabo
Ka baby kaako kanfudde wa kitalo
Eky’obulungi bwe yakyesigaliza ekibalo
Mazima saalina kufuna balabe
Naye bwe nakufuna emitima gyajjula embale eeh eh
Ne bankyawa lwa bbule
Obwo obulungi bwo kwe kwava emirerembe
Babe your body body gugonda bulala, aaah
Ndi mu kibiina njigiriza okubala

Both
Mulabe omulungi wange
Nga lwaki ssi be wa kitalo?
Walaayi mulabe alina omutima gwange
Nga lwaki ssi be wa kitalo talo talo?
Mulabe omulungi wange
Nga lwaki ssi be wa kitalo?
Walaayi mulabe alina omutima gwange
Nga lwaki ssi be wa kitalo talo talo? (babe eh)

Mimi
Kituufu bambuuza ekinneeraza
Mbu bakulyamu tolina gy’ondaza
As if bamanyi gye ndaga!
Wamma baby totya kuba nsonga enandoza
Ekituufu baalemwa kukuhandlinga
Wali oyokya too hot okukuholdinga
Obulungi bwo bwabalema okumanaginga
Ne bayiiya ebiboozi kati babijinga
Mu mukwano baasoma naye tebaayita
Ekigezo ky’obulungi baakita
Naye gwe wayita
Wafulayika you passed with flying colours

Both
Mulabe omulungi wange
Nga lwaki ssi be wa kitalo?
Walaayi mulabe alina omutima gwange
Nga lwaki ssi be wa kitalo talo talo?
Mulabe omulungi wange
Nga lwaki ssi be wa kitalo?
Walaayi mulabe alina omutima gwange
Nga lwaki ssi be wa kitalo talo talo?

Both
Eeh babe
Ntunula gye ndaga nga ndaba binyuma
Nga ndi n’omulungi ate nga talumya ah
Olwo abatalina muli nga balumwa
Nga balumwa, emitwe nga giruma ah
Eh eh, saalina kufuna balabe
Naye lwe nakufuna emitima gyajjula embale (eeh eh)
Ne bankyawa lwa bbule
Obulungi bwo okwo kwava emirerembe

Both
Mulabe omulungi wange
Nga lwaki ssi be wa kitalo?
Walaayi mulabe alina omutima gwange
Nga lwaki ssi be wa kitalo talo talo?
Mulabe omulungi wange
Nga lwaki ssi be wa kitalo?
Walaayi mulabe alina omutima gwange
Nga lwaki ssi be wa kitalo talo talo?
Level

Ebintu by’oyogera binyiiza abalala
Naye ate bwe nkiraba saagala kumanya
Pawaz Entertainment

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin