Life goes on
You can’t dwell in the past
And try to reach for the stars
You won’t heal if you dig in the scars
Stars gone I’m heading to Mars
I know you feeling my buzz
Wewe
I got this No Sleep Music (check)
Pallaso with a TNS Music (am back)
Danz Producer in the building (back)
The Hit Factory
I’m very sorry

Naye ku lwa ba fan bange ne family yange
I’m very sorry
Yadde nga nange nakubibwa video teyateebwa
I’m very sorry
Naye ku lwa ba fan bange ne family yange eyo
I’m very sorry
Yadde buli omu yasobya teri ayagala kumunenya
I’m very sorry

Kantandike na kuzibiriza nfukamire
Nsabe Mukama obulumi abukendeezeeko
Kiri okay bw’onsongamu engalo
Naye nga tonnaba sooka ezizo ozinaazeeko
Lwaki obukookolo bugeyaŋana?
Lwaki abooluganda tutemagana?
Laba Dinari ne Abba bafaanagana
Kyokka Pallaso ne Chamili bavumagana!
Bingi byogeddwa bingi bikoleddwa
Abantu banguye okukasuka amayinja
Ng’ate bo basobya wano ne beegaana
Teri akkiriza buvunaanyizibwa
I’m very sorry

Naye ku lwa ba fan bange ne family yange
I’m very sorry
Yadde nga nange nakubibwa video teyateebwa
I’m very sorry
Naye ku lwa ba fan bange ne family yange eyo
I’m very sorry
Yadde buli omu yasobya teri ayagala kumunenya
I’m very sorry

Hmmm baali bangi abaalumiriza
Baali bangi abataasooka kwetegereza
Nsobi zibaawo era fenna twalumizibwa
Yadde ng’abalala tebaagala kukkiriza
Nze nsazeewo nnyimirire
Ntwale obuvunaanyizibwa bwange
Kinjokyezza nkimire
Ŋumire ebivudde mu bikolwa byange
Bonna be nakosa mbetondedde
I’m hoping tomorrow be a brighter day
The rumour based to make sure
We don’t have it again
I am sorry

Era ku lwa ba fan bange ne family yange
I’m very sorry
Yadde nga nange nakubibwa video teyateebwa
I’m very sorry
Naye ku lwa ba fan bange ne family yange eyo
I’m very sorry
Yadde buli omu yasobya teri ayagala kumunenya
I’m very sorry

Bwe tuba twesobezza
Nze kye nsaba tutuule tuteese
Luno oluganda lwe lusinga
Birala byonna bitumaliramu bwereere
Ssente mugenyi leero akyala enkya yeah
Bannamawulire batusigula ffe tulwane
Bo batunde yeah
Lakini walai
Kwa kosa nili fanya na waomba pole walai
I also forgive you for everything you’ve done
I’m very sorry

Naye ku lwa ba fan bange ne family yange
I’m very sorry
Yadde nga nange nakubibwa video teyateebwa
I’m very sorry
Naye ku lwa ba fan bange ne family yange eyo
I’m very sorry
Yadde buli omu yasobya teri ayagala kumunenya
I’m very sorry

Hmmm ku makya omusana gwambuka
Ne gwaka olumala ne gugwa
Olumu enkuba n’ejja n’etonnya
N’etonnya n’ekya
But as long as we’re alive
Omukwano gwaffe tegulifa
As long as you’re my brothers
Bwe kiriba!

Era ku lwa ba fan bange ne family yange
I’m very sorry
Yadde nga nange nakubibwa video teyateebwa
I’m very sorry
Naye ku lwa ba fan bange ne family yange eyo
I’m very sorry
Yadde buli omu yasobya teri ayagala kumunenya
I’m very sorry

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *