Wuwi wuwi wuwi
Officer officer I’ve committed no offence
Uganda, ah uganda
U… uhu Uganda
Mr. Voice
Yo, it’s Jokiz
Mungu ffe tuli eno tusaba kimu
Taata sonyiwa uganda ekkula
Okwebaka kwalema ffe tusula bubi
Kulwobulumi n’ebiwundu bye tuyitamu
Mungu ffe tuli eno tusaba kimu
Taata sonyiwa uganda ekkula
Okwebaka kwalema ffe tusula bubi
Kulwobulumi n’ebiwundu bye tuyitamu
Tuli mu maziga tetumanyi kituufu
N’obulumi bwe tulina nga bungi
N’emisolo gye tulina nga mingi naye, hee
Ooh no no
Ensi yakyuka simanyi kituufu
Bwotasobya gwe tomanya uganda
Nebwembaera awo nze nfunamu okukaaba
Naye, heee oh no no
Kati nkubwa nze simanyi kituufu
Negyempita anti balina obusungu
Nebyensoma anti birimu emitambo
Naye, oh no no no
Ffe twasoma nga tulina ebirooto
Eby’enjawulo mbu tunyweze obuyinza
Kati byalema tuli mu maziga Mungu
Naye, oh no no no
Mungu ffe tuli eno tusaba kimu
Taata sonyiwa uganda ekkula
Okwebaka kwalema ffe tusula bubi
Kulwobulumi n’ebiwundu bye tuyitamu
Mungu ffe tuli eno tusaba kimu
Taata sonyiwa uganda ekkula
Okwebaka kwalema ffe tusula bubi
Kulwobulumi n’ebiwundu bye tuyitamu
Kiri bubi e Uganda eno taata ebintu byakyuka
Ebintu byalinnya e Uganda mbu n’endwade zaatabuka ooh
Ffe tulina omukisa omubi
Abatasaba wano weebali
Bebatusuza obulala ekiro
Netulemwa okuyoya otulo
Taata, mbu sonyiwa Uganda etereere, eh
Eh erimu obuyaaye
N’enguzi nnyingi erimu okulwana
Oh oh oh wo wo wo
Eby’obuseegu nsaba mubite
Ffe tuleme okwambala obute
Eno Uganda erimu abato
Emiti emito
Mungu ffe tuli eno tusaba kimu
Taata sonyiwa uganda ekkula
Okwebaka kwalema ffe tusula bubi
Kulwobulumi n’ebiwundu bye tuyitamu
Mungu ffe tuli eno tusaba kimu
Taata sonyiwa uganda ekkula
Okwebaka kwalema ffe tusula bubi
Kulwobulumi n’ebiwundu bye tuyitamu
Nze Voice nzuuno nzize ku luuyi lwo
Kulwensi yange Uganda ejjude ebibi
Buno obufumbo mubuwe ekitiibwa
Ebintu by’okwegattagatta mulimu okufa
Taata, ffe tulina ebiwundu
Taata, kulwensobi ze tukola
Mungu, tusabye otusonyiwe kuba
Aah, ono no future
Mungu ffe tuli eno tusaba kimu
Taata sonyiwa uganda ekkula
Okwebaka kwalema ffe tusula bubi
Kulwobulumi n’ebiwundu bye tuyitamu
Mungu ffe tuli eno tusaba kimu
Taata sonyiwa uganda ekkula
Okwebaka kwalema ffe tusula bubi
Kulwobulumi n’ebiwundu bye tuyitamu