Uganda Lyrics – Bobi Wine x Nubian Li

Bobi
It was ninth of October 1962
When a nation was born
Beautiful and endowed
With the promise of democracy
With unity, diversity, honour of a nation
To build a nation
That will make life better
For the future generations
Well indeed we’re that generation
The grand children of the independence generation
And oh yes
The grandparents of the future generations
We must within ourselves find solutions
Since our leaders don’t seem to care for the next generation
But instead
Care for the next general election! …tion …tion
Boss

Nubian
Uganda
Uganda
Weebase bambi
Zuukuka bambi
Uganda
Ggwe eyali omwana
Ggwe kati taata
Ggwe kati maama

Bobi
Nze mbasaba tube mu ggwanga etto
Naye nga tulowooza ng’abakulu
Twewale n’okuyiga obuyisa obw’abo
Abakulu abajudde omululu
Tuteme n’empenda ezikuza eggwanga eppya
Lino elijjudde amabavu
Nsaba twejjukize mu mitima
Ffe Uganda era ne Uganda ye ffe
We are the country
We are the future
We are the change that we need
We are the youngest population in the world
We stand a chance
We are the leaders of the future
And the future is today
If we only come together
We can change our destiny
Bw’opima ku kyetuli okiraba wetuli
Ssi bwetulina okuba

Bobi
Eh
Kati bwobanga weebase
Nsaba leero sisimuka
Bawoza nti olwatta omwami twalulaba
Nti kiki kye mwakola?
Laba eyali omuto luli
Abuuse ng’emyaka giyise
Kati yeggwe muti omuto
Fuba olabe nga weejuna
Nsaba wenyigire mu bikolwa by’olaba
Naawe ebijuna ensiiyo
Oleme bya kudda ku bbali kuloba
Ensiiyo ng’ewaba ogiraba
Oleme na kuba wa layisi
Eddembelyo nga ggwe teligulwa bunusu
Njagala okimanye mutima
Betutya ffe be basinga okutya!

Children
Uganda
Uganda
Zuukuka bambi

Submit Corrections