Your grace is enough
Ekisa kyo kimala
Your grace is enough
Ekisa kyo kimala

Twalibadde wa singa Kristo teyajja?
Twalibadde wa wa wa?
Twalibadde wa singa Kristo teyajja?
Twalibadde wa wa wa?
Ogulumizibwe nga
Otenderezebwe nga
Osinzibwe nga
Mukama Katonda (Katonda)

Musaayi n’oyiwa ne tunaaba
Omwoyo n’otuwa atuluŋŋamye
Amaanyi n’otuwa ne tuwangula
Byonna mu kigambo (kigambo kigambo)
Essanyu n’otuwa eryo muyiika
Mirembe n’otuwa mu bujjuvu
Bulamu n’otuwa mu bujjuvu
Byonna mu kigambo (kigambo kigambo)
Nze kyenva, kyenva neebuuza
Kyenva, kyenva neebuuza

Twalibadde wa singa Kristo teyajja?
Twalibadde wa wa wa?
Twalibadde wa singa Kristo teyajja?
Twalibadde wa wa wa?
Ogulumizibwe nga
Otenderezebwe nga
Osinzibwe nga
Mukama Katonda (Katonda, Katonda)
Ogulumizibwe nga
Otenderezebwe nga
Osinzibwe nga
Mukama Katonda (Katonda)

Endwadde n’owonya
Bulumi n’owonya
Bikoligo n’okutula, mukisa n’otuwa
Kitiibwa n’otuwa mu bujjuvu
Byonna mu kigambo (kigambo kigambo)
Nze kyenva kyenva neebuuza
Twalibadde wa singa Kristo teyajja?
Twalibadde wa wa wa?

Omukwano gwo
Obulungi bwo
Obulamu bwo mu nze
Omukwano gwo
Obulungi bwo
Obulamu bwo mu nze
Binkyusizza
Binkyusizza
Binkyusizza

Ogulumizibwe nga (ogulumizibwe)
Otenderezebwe nga (otenderezebwe)
Osinzibwe nga (osinzibwe)
Mukama Katonda (Katonda, Katonda, Katonda)
Ogulumizibwe nga (ogulumizibwe nga)
Otenderezebwe nga (otenderezebwe nga)
Osinzibwe nga (osinzibwe, osinzibwe)
Mukama Katonda (Katonda, Katonda, Katonda)

Ogulumizibwe nga (ogulumizibwe nga)
Otenderezebwe nga (otenderezebwe)
Osinzibwe nga (osinzibwe nga)
Mukama Katonda (Katonda, Katonda, Katonda)
Ogulumizibwe nga
Otenderezebwe nga
Osinzibwe nga
Mukama Katonda (Katonda, Katonda, Katonda)

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *