Vyroota
Jowy Landa
Nessim Pan
Nessim Pan Production
TNS

Gyendi munnange so comfortably
Nnyumirwa bulamu ndi eno Kibuli
Okyuseemu ssi bwewali ku luli
Bulamu ki mwemuli?
Simanyi gwe aparkinze?
Avuga Cardillac za ba Ramsey!
Nkulaba ng’onneesunze
Olowooza bwewandeka bw’onsanze
She tell me she good pon mi yard
Me smell too fresh ain’t got no time
Accent yakyuka dda
Nagaggawala mbu navunda dda (yiiyi!)

Ex mwafuna ssente
Walaayi mwafuna ssente
Nze abazadde baabawaamu nte
Laba, bwensubwa ssente! (yiiyi!)
Ex twafuna ssente
Walaayi twafuna ssente
Gwe abazadde baabawaamu ente
Laba, bwenkuwa ssente

Nafuuka, don
I got the money dollar zeetimbye babe
Lot, when you need money I’ll be deh deh
Twafuna, kyenjoya kyentumya Jowa
Nze seerumya
Anti nze nzirina ezange
Walaajananga oŋŋamba togenda
Nendowooza ozannya katemba
Oli landlord otunda mayumba
N’eggaali oparkinze, eh!

Ex mwafuna ssente
Walaayi mwafuna ssente
Nze abazadde baabawaamu nte
Laba, bwensubwa ssente! (yiiyi!)
Ex twafuna ssente
Walaayi twafuna ssente
Gwe abazadde baabawaamu ente
Laba, bwenkuwa ssente

Simanyi gwe aparkinze?
Avuga Cardillac za ba Ramsey!
Nkulaba ng’onneesunze
Olowooza bwewandeka bw’onsanze (eh yeah)
Nalaajananga nkugamba togenda
Waŋŋamba nzannya katemba
Ndi landlord ntunda mayumba
N’eggaali mparkinze, eh!

Ex mwafuna ssente (aah)
Walaayi mwafuna ssente
Nze abazadde baabawaamu nte
Laba, bwensubwa ssente! (yiiyi!)
Ex twafuna ssente
Walaayi twafuna ssente
Gwe abazadde baabawaamu ente
Laba, bwenkuwa ssente

Vyroota
Jowy Landa
Nessim Pan
Hit Tower di problem
7 Star

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin