Tumusinze
Tumusinze
Alleluia

Tuli mu maaso ge
Ffe abaana be
Tufukamire tumusabe
Tumusinze
Tuli mu kisibo kye
Mu nnyumba ye
Ekigambo kye y’etabaaza
Tetutyenga kizikiza
Sitaani n’okukemebwanga
Yesu yabiwangula
Tumusinze
Tunaatambulira wamu
Mu kkubo lye
Ne tumwebazanga n’okuyimba
Yatuwa ebitone bye
Ebitweyagaza okukamala
Leka muyimbirenga bulijjo

Tumusinze
Tumusinze
Alleluia

Tumusinze
Tumusinze
Alleluia

Tuli mu maaso ge
Ffe abaana be
Tufukamire tumusabe
Tumusinze
Tuli mu kisibo kye
Mu nnyumba ye
Ekigambo kye y’etabaaza
Tetutyenga kizikiza
Sitaani n’okukemebwanga
Yesu yabiwangula
Tumusinze
Tunaatambulira wamu
Mu kkubo lye
Ne tumwebazanga n’okuyimba
Yatuwa ebitone bye
Ebitweyagaza okukamala
Leka muyimbirenga bulijjo

Tumusinze
Tumusinze
Alleluia

Tulimwebaza tutya?
Ffe abaddu be
Olw’ebitonde by’ensi bye yatonda
Eggulu n’ensi
Eyo mu bwengula
Wadde e buziba, mu gayanja
Ebyo bye yatuwa tubikozese
Nga tugoba amakubo g’Omutonzi
Teri kijja kutulema
Ye tabaaza
Tunaalemwanga tutya?
Tunaalimbibwanga ani?
Ekigambo kye y’etabaaza
Yatuwa obulamu bwe
Ku lusozi Gologoosa
Leka muyimbirenga bulijjo

Tumusinze
Tumusinze
Alleluia

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *