Clever J
Isaiah Prophet
Isaiah

Agaali amalusu kati ngeregeze
Omutima wakasuka mu kisaka (eh)
Oyagala okame ente ekuwa litre
Kyokka nga togiwa na ku biwata!
Tuli bulungi (eh)
Kyoba omanya tuli bulungi nnyo
Emirembe mingi
Ne Mukama omutima yanyiga bulungi
Munnange bwe wakyusa langi
Nange nensalawo okugenda n’oli
Nakusangulamu ne mu zi gallery
Ensonga nenziteeka ne mu b’amawulire (mawulire)
Omuntu eyali tava wadde message (ah)
Wali osuubira kukola ki?
Nga tova wadde message (message)
Wali osuubira kukola ki?

Kati sigala n’abo
Sigala n’abo, bewasalawo mubeere
(Bewasalawo mubeere)
Kati beera n’abo
Beera n’abo, nze nasalawo ŋŋende
(Nze nasalawo ŋŋende)
Kati sigala n’abo
Sigala n’abo, bewasalawo mubeere
(Bewasalawo mubeere)
Kati beera n’abo
Beera n’abo, nze nasalawo ŋŋende
(Nze nasalawo ŋŋende)

Wali wanziba amaaso
Ng’era muli ndaba yeggwe abba sho, yeah
But when I needed you more
Nendaba ng’ate you’re hurting more
(You’re hurting more)
Nebwonsoyaasoya kati nafunayo akukira mu byonna
Era tukwatagana
Wali oyagala kubeera mpologoma emu bweti mu kisaka
Byonna nabigoba, eeh
Nalinga njagala tuteese
Nga gwe toyagala tuteese
Omukwano gunyuma bateese
Naye gwe tonywa guteese
Tuli bulungi
Kyoba omanya tuli bulungi nnyo
Emirembe mingi
Ne Mukama omutima yanyiga bulungi

Kati sigala n’abo
Sigala n’abo, bewasalawo mubeere
(Bewasalawo mubeere)
Kati beera n’abo
Beera n’abo, nze nasalawo ŋŋende
(Nze nasalawo ŋŋende)
Kati sigala n’abo
Sigala n’abo, bewasalawo mubeere
(Bewasalawo mubeere)
Kati beera n’abo
Beera n’abo, nze nasalawo ŋŋende
(Nze nasalawo ŋŋende)

Eno Beats

Tuli bulungi (eh)
Kyoba omanya tuli bulungi nnyo
Emirembe mingi, aah
Nalinga njagala tuteese
Nga gwe toyagala tuteese
Omukwano gunyuma bateese
Nebwonsoyaasoya kati nafunayo akukira mu byonna
Era tukwatagana
Wali oyagala kubeera mpologoma emu bweti mu kisaka
Byonna nabigoba, eeh

Kati sigala n’abo
Sigala n’abo, bewasalawo mubeere
(Bewasalawo mubeere)
Kati beera n’abo
Beera n’abo, nze nasalawo ŋŋende
(Nze nasalawo ŋŋende)
Kati sigala n’abo
Sigala n’abo, bewasalawo mubeere
(Bewasalawo mubeere)
Kati beera n’abo
Beera n’abo, nze nasalawo ŋŋende
(Nze nasalawo ŋŋende)

Ah Clever
Ah Original Isaiah
Ah Clever

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin