Tukumatira Lyrics – Buchaman
Hahaha
We jazz dem (Buchaman)
Buchaman
Hear ma song (Buchaman)
Yeah yeah (Tukumatira)
Yeah yeah (Tukumatira)
Yeah yeah (Tukumatira)
Yeah yeah (Tukumatira)
Buchaman ffe tukumatira
Gwe tambuza ogwo omuggo gwo ffe tukwagala aah
Abakyala oba munjagala
Nze njagala mukirage nti mummatira
Buchaman ffe tukumatira
Gwe tambuza ogwo omuggo gwo ffe tukwagala aah
Abakyala bwe mummatira
Nze ngya bawa ebyange bwe munjagala
Nakizudde nti mummatira munjagala
Abakyala mu butuufu munjagala (Buchaman)
Wano jjuuzi nabadde London
Abakyala mu butuufu nze bannwanira (Buchaman)
Eyo e Sweden yo kyasusse
Abakyala mu butuufu nga beeyambula (Buchaman)
Ne mbabuuza ekibalwanya
Nti Buchaman mu butuufu guli omuggo gwo
Buchaman ffe tukumatira
Gwe tambuza ogwo omuggo gwo ffe tukwagala aah
Abakyala oba munjagala
Nze njagala mukirage nti mummatira
Buchaman ffe tukumatira
Gwe tambuza ogwo omuggo gwo ffe tukwagala aah
Abakyala bwe mummatira
Nze ngya bawa ebyange bwe munjagala
Nabagamba njagala omukyala
Omulungi nga Zuena (Buchaman)
Mutwale ewaka ansuute musuute
Ffe tuzaale n’omwana (Buchaman)
Nakaaba, nadaaga nasaba Mukama
Nange nfuneyo ku mwana (Buchaman)
Kati n’omwana nina (eh yeah)
Ssikyatoba ne ssente nina (oh na)
Gwe atammatira mmatira (eh yeah)
Buchaman ka neeyagale nze
Buchaman ffe tukumatira
Gwe tambuza ogwo omuggo gwo ffe tukwagala aah
Abakyala oba munjagala
Nze njagala mukirage nti mummatira
Buchaman ffe tukumatira
Gwe tambuza ogwo omuggo gwo ffe tukwagala aah
Abakyala bwe mummatira
Nze ngya bawa ebyange bwe munjagala
Mumatira ani?
Mumatira ani?
Mumatira ani?
Buchaman!
Mwagala ani?
Mwagala ani?
Mwagala ani?
Buchaman! x 2
Bwe muba mummatira
Abakyala njagala mpulire ku nduulu (wuuuu!)
Bwe muba mummatira
Mmwe ba maama njagala mpulire ku ngalo ngalo (wuuuu!)