Tubonga Naawe Lyrics – All Stars

Tubonga (tubonga)
Na na naawe
Tubonga (tubonga)
Sevo, Sevo
Ssaawa y’eyo
Muzeeyi y’oyo
Hello y’oyo (ogambye otya?)
Tubonga naawe, eh!

Weasel, Chameleone & Rema
Tubonga naawe, tubonga naawe
Sevo, Sevo
Tubonga naawe, tubonga naawe
Sevo, Sevo
Tubonga naawe, tubonga naawe
Sevo, Sevo
Tubonga naawe, tubonga naawe
Sevo, Sevo

Saha
Gwali mulimu gw’abataasoma okkuba ebidongo
Gwali mulimu gw’abaalemwa kati byakyuse
Abadongo nga twaboolwa
Naye kati ate batwegomba
Twayimbanga twekweka
Kyokka kati ate batwe… ha!
Kye tuva tubonga naawe
Kuba otulaze nti oli wamu naffe
Kye tuva tubonga naawe
Wamma ba chali tubonge ku Sevo

Haruna
Gwe ondabye nfunyeemu
Kuba nkeera ne njiiya
Situuka late kubanga zo bambi enguudo baazirima
Kye nva mbonga n’ono
Naawe bonga ku Sevo

Bebe, Iryn & Saha
Voter votability (bonga)
Yellow yellability (bonga)
Stable stability (bonga)
Sevo, Sevo (bonga)
Voter votability (bonga)
Yellow yellability (bonga)
Stable stability (bonga)
Sevo, Sevo (bonga)

Weasel, Bugembe & Rema
Tubonga naawe, tubonga naawe
Sevo, Sevo
Tubonga naawe, tubonga naawe
Sevo, Sevo
Tuyimba naawe wayimba naffe
Sevo, Sevo
Tuyimba naawe wayimba naffe Sevo
Sevo, Sevo

Babirye
Ffe abakyala twabonaabona
Ddala abakyala twasosolebwa
Kati abakyala twanunulibwa
Kati abakyala twevuga
Mu office tukola
Mu butale twetala
Ku mulembe gwa Sevo

Weasel
Bwe ntunula gye ndaga
Ne gye nvudde yonna ndabayo
Uganda gy’evudde bwe budde
Ku luno nvaayo
Ssi dduka dduka kati ragga ragga
Kanyuga kati y’asalawo
Colour yellow, bus ya yellow
Tugirinnye anti emalayo
Yellow, yellow, yellow (yellow, yellow)
Maama yellow, yellow, yellow
(Yellow, yellow, yellow)

Rema
Freedom of expression, kati twogera
Laba teri aluleeta no no, eh
Luli ng’onaayimbira ani?
Landmine, bazooka
Mpozzi oyimbire mmanju
Ku ttale mu bisaka oh no!

Radio
Tubonga naawe kuba
Ogw’okukuuma eggwanga
Gw’aguyinza yes boss, yes boss, big boss
Tuli wamu naawe, tugenda naawe
Ogw’okukuuma eggwanga
Gw’agusinga big boss, big boss
Ye ffe abaana ba yellow (yellow)
Ffe abaagala yellow (yellow)
Awatali yellow (yellow)
Maziga na sorrow (yellow)

Juliana
Ye ffe abaana ba yellow (yellow)
Ffe abaagala yellow (yellow)
Awatali yellow (yellow)
Maziga na sorrow
Tubonga naawe

Weasel, Juliana & Chameleone
Tubonga naawe, tubonga naawe
Tubonga naawe, tubonga naawe
Tubonga naawe, tubonga naawe
Eeh tubonga naawe, tubonga naawe
Tubonga naawe, tubonga naawe
Tubonga naawe, tubonga naawe
Tubonga naawe, tubonga naawe (Chameleone)
Sevo, Sevo

Chameleone
Twawona, abaatwalanga ebiwedde
Waalaala enduulu ez’olutatadde
Ng’abantu basula ku tebuukye
We toa viato! n’ebisigadde
Eeh Muzeeyi gwe mpaana (oli kigalo)
Tuli mu ddembe lyaffe tetwagala alwana
(Muzeeyi oli kigalo)

Mun G
Kati njooga, nnyumirwa
Ppaka we njagala (ekyo tickinga)
N’emirimu ngicapa nnyinyuka
Time gye njagala (ekyo, tickinga)
Mpothi bano ba kawunyemu

Bugembe
Katonda eyakkuuma ng’oli mu nsiko
Oyo Katonda tewamwerabira, ah aah
Oli muzadde atya Katonda
N’ogwo omutima ogw’eggwanga
Ku by’okoledde eggwanga lino akuwangaaze, amen
Amen, amen, amiina (big boss, big boss)

Radio
Ye ffe abaana ba yellow (yellow)
Ffe abaagala yellow (yellow)
Awatali yellow (yellow)
Maziga na sorrow (yellow)

Juliana
Ye ffe abaana ba yellow (yellow)
Ffe abaagala yellow (yellow)
Awatali yellow (yellow)
Maziga na sorrow (big boss, big boss)
Tubonga naawe

Babirye
Ffe abaana ba yellow (yellow)
Ffe twambala yellow (yellow)
Emitima gya yellow (yellow)
Engoye za yellow (yellow)
Awatali yellow (yellow)
Maziga na sorrow (yellow)
Tugenda na yellow oh (yellow)
Y’oyo Sevo!

Submit Corrections