True Love Lyrics – Pallaso

Yeah
You know
True love cannot be found
Where it does not exist
And you cannot take it away
From where it does
This is my vow for you babe
I love you
Pallaso

Obwongo bwakulaluka butambula
Nnyumirwa omutima gukwetaaga
Nze ŋŋamba batugattise Superglue
Atakutuka nti ssirikwegaana
Eyo smile gy’olina enyumisa ppica
Kyokka akasimu kecanga
Weesumulule, omukwano ndeete
Ssaawa ya kugattibwa
Ne mukwano gwange mu nsi asinga
Ssaawa ya kuvaawo
Teri kitasoboka Mungu bw’asiima
Mmaze akabanga
Nga njagala kubeera kumpi naawe
Ani yali amanyi nti olunaku lulituuka?
Yeah yeah yeah

This is true love kijjukirenga n’eyo gy’oyita
Nti nkwagala tebakwegwanyiza nkwagala
Era nsazeewo nkikujjukize bwe kirina okuba
Ffe tuli kimu, olina okukimanya (yeah yeah)

This love sure will only be for me and for you
Memories fade away as time passes by
But this love, is love I can’t forget
This must be, the love of my life
Ssaawa ya kugattibwa
Ne mukwano gwange mu nsi asinga
Ssaawa ya kuvaawo
Teri kitasoboka Mungu bw’asiima
Mmaze akabanga
Nga njagala kubeera kumpi naawe
Ani yali amanyi nti olunaku lulituuka?
Yeah yeah yeah

This is true love kijjukirenga n’eyo gy’oyita
Nti nkwagala tebakwegwanyiza nkwagala
Era nsazeewo nkikujjukize bwe kirina okuba
Ffe tuli kimu, olina okukimanya

Do you know you’re my best friend?
And the joy is for me
Do you know you’re my best friend?
And my loving is real, oh oh
This is my love for you
My true love for you will never gonna die
I wanna be remembered
For loving you
Yeah yeah yeah

This is true love kijjukirenga n’eyo gy’oyita
Nti nkwagala tebakwegwanyiza nkwagala
Era nsazeewo nkikujjukize bwe kirina okuba
Ffe tuli kimu, olina okukimanya

Never hesitate
No retreat no surrender yeah ah
Nessim pan the beat
Eh na na na na na
Nessim Pan Production
Shoo

Submit Corrections