Yiii hi hi
Yah fi give give me time
Ah big time my babe
Aaah
Audio One Paddy Man, Jinja Boy

Nkuyita Treasure
Yadde mummy wo ye akuyita Trisha
Ompa big time
Mu gwe mwenfuna essanyu erisinga
Nze nkole ntya?
Na buli gye mbeera mba ndowooza
Kuwandiika ku gwe wekka
Obuyimba bwonna
Mu balungi abangi
Mu mawanga amangi
Yeggwe gwe nchoosinze
Okufuuka mulongo wange
Ne bwe boogera ebingi
Ndayira sikyuke langi
Yeggwe gwe nchoosinze
Okufuuka mulongo wange yeah yeah
Yeah yeah, yeah
Mulongo wange yeah yeah
Yeah yeah, yeah

Lubeerera lubeerera (mulongo wange)
Lubeerera lubeerera (olibeera mulongo wange)
Lubeerera lubeerera (lubeerera)
Lubeerera lubeerera (eeh)

Nkimanyi balumwa
Abaali bakuswamye ensobi tebalaba
Ebiwundu kankunaaze my baby tell me why?
You’re too smart everyday
Otukula okukira ebisibo by’ennyange sey
Onnyonoonye eyali innocent
Kiss yo, smile yo medicine
You got me enjoying my life nga Zex
Yeggwe gwe nalaba mu magazine
Bwe nakuganza, who were competing me nabakozza
Let me give you love baby maama
Baby dance for me
Aaah ah bwe nakuganza
Abaali bangoba nabakozza
Let me give you peace baby maama
You’re the best indeed, babe
Mu balungi abangi (mu balungi abangi)
Mu mawanga amangi (mu mawanga amangi)
Yeggwe gwe nchoosinze
Okufuuka mulongo wange
Ne bwe boogera ebingi (ne bwe boogera)
Ndayira sikyuke langi (sikyuke)
Yeggwe gwe nchoosinze
Okufuuka mulongo wange yeah yeah
Yeah yeah, yeah
Mulongo wange yeah yeah
Yeah yeah, yeah

Lubeerera lubeerera (mulongo wange)
Lubeerera lubeerera (olibeera mulongo wange)
Lubeerera lubeerera (mulongo wange)
Lubeerera lubeerera (olibeera mulongo wange)

Oooh aah
Hmmm
Yeah Yeah
Audio One, Paddy Man, Jinja Boy

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin