Officer
Ndeka nze
Every night and day ekiro mu ttumbi
Mbeera munoonya
Mbeera ndogootana
Nzuuyo ku mukyamu
Omutima ogwange (gulemeddeko)
Amaaso agange (gafiirako)
Nga nze omuntu (nandibipoye)
Naye ate sisobola
Omutima ogwange (gulemeddeko)
Amaaso agange (gafiirako)
Nga nze omuntu (nandibipoye)
Naye ate sisobola
Traffic man officer
Omuwala gwe njagala
Obudde bugenda
Ate bali obatadde
Traffic man officer
Omuwala gwe njagala
Obudde bugenda
Ate bali obatadde
Singa nali nina ebiwawaatiro
Nandibuuse
Nze ne musanga ate eh eeh
Appoi ezange, oziyiye
Obwedda bye mpanga, obimaze
Simanyi kati, nsale galiwa?
Omulungi agenda
Ebitaala bitadde
Ate gwe otukutte
Ekimotoka kikekete
N’obukubakuba butonya eno
Omutima gunnuma nze
Omukwano gunzita nze
Ennyonyi enkeeze
Zinaamuntwalako ooh
Omutima gunnuma nze
(eeeh eeh)
Omukwano gunzita nze
(eeeh eeh)
Ennyonyi enkeeze,
(uuhhhh)
Zinaamuntwalako ooh
Urban Q
Officer
Aaah
Aaah
Aaah
Aaah
Aaah
Nice lovely song
it was really a funtastic hit