Touch Me Slow Lyrics – Free Boy

Maama babe, ssikyabanja
Olw’omukwano gwompa
Laba ssikyadaaga
Hmmm, era okuguleka
Ekyo nedda nze ssikyazunga
Bu slay queen wabumponya
Babe ndayira tebakyankuula, yeah
I never thought I would be lover ah girl like you
The way you do do do
The things you do you got me feeling blue
Hmmm, blue blue

Nalumansi nkwata mpola
Mukwano onomenya omugongo
Onomenya omugongo
Onomenya omugongo
Onomenya omugongo
Ow’omukwano touch me slow
Because ononzisa ebirungo
Ononzisa ebirungo
Ononzisa ebirungo
Ononzisa ebirungo
Nkwata mpola
Mukwano onomenya omugongo
Onomenya omugongo
Onomenya omugongo
Onomenya omugongo
Ow’omukwano touch me slow
Because ononzisa ebirungo nze
Ononzisa ebirungo
Ononzisa ebirungo

Kuba nakwata nakwatira ddala
Era nalonda nalondera ddala
Nkusaba baby twala ebyange twalira ddala
Era gwe nyweza nywereza ddala
Abakukwana eyo njagala obaswaze (obagambe)
Era obagambe, bino Mukama y’abipanze, hmmm
Eh, bano abateesi zibasanze, hmmm
Abaagala okutwawula guno omukwano
Twagutimbye ku bipande, hmmm

Nalumansi nkwata mpola
Mukwano onomenya omugongo
Onomenya omugongo
Onomenya omugongo
Onomenya omugongo
Ow’omukwano touch me slow
Because ononzisa ebirungo
Ononzisa ebirungo
Ononzisa ebirungo
Ononzisa ebirungo
Nkwata mpola
Mukwano onomenya omugongo
Onomenya omugongo
Onomenya omugongo
Onomenya omugongo
Ow’omukwano touch me slow
Because ononzisa ebirungo nze
Ononzisa ebirungo
Ononzisa ebirungo

Carry you we fly like a bird in the sky
Girl you always make feel so drier
Girl you’re mi, remedy
Girl you’re mi, energy
Girl you’re mi, else
Only you, that I wanna see
Ng’ondi awo ku lusegere dear, hmmm
Ntambule naawe nga nvimba, batuyite pair
Coz you’re my teddy bear

Nalumansi nkwata mpola
Mukwano onomenya omugongo
Onomenya omugongo
Onomenya omugongo
Onomenya omugongo
Ow’omukwano touch me slow
Because ononzisa ebirungo
Ononzisa ebirungo
Ononzisa ebirungo
Ononzisa ebirungo
Nkwata mpola
Mukwano onomenya omugongo
Onomenya omugongo
Onomenya omugongo
Onomenya omugongo
Ow’omukwano touch me slow
Because ononzisa ebirungo nze
Ononzisa ebirungo
Ononzisa ebirungo x 2

Submit Corrections