This for the queens (powerful queens)
Okuva mu ntandikwa
She’s a black mighty lady
She got a gangsta style she ah rebel
She nuh give a f**k to bad mind she ah solid
Ate nga ky’olina ommanya era mukozi
Alina amaanyi
Akozesa bukugu ng’ate mukyala (mukugu nnyo)
Tolina w’omunyoomera
Abamusemberera be bafa ebiwundu
Nessim Pan Production
But anyway

Kati gwe tosobola
Tosobola kumumenya tosobola
Ky’olina ommanya nti ye yaguma
Si maanyi ga sitaani Mungu y’abikola
But anyway
Kati gwe tosobola
Tosobola kumumenya tosobola
Ky’olina ommanya nti ye yakola
Si maanyi ga sitaani Mungu y’abikola
But anyway, gwe tosobola

Just once in a while acakala n’azinywa
Si kudiibuuda y’eyazeekolera
Tomulonda kkubo eyo class tagimanyi
Si big spender naye nnyabo abimala
Oyo yenze
Oyo gwe njogerako yenze
Ate era gwe njogerako yeggwe
Omuwala atagooka era yeggwe
Yenze, yeggwe, yenze

Kati gwe tosobola
Tosobola kumumenya tosobola
Ky’olina ommanya nti ye yaguma
Si maanyi ga sitaani Mungu y’abikola
But anyway
Kati gwe tosobola
Tosobola kumumenya tosobola
Ky’olina ommanya nti ye yakola
Si maanyi ga sitaani Mungu y’abikola
But anyway

Kansooke neebaze bali
Yonna gye nasookera nga nkyali bubi
Mwakola bulungi mwebalege
Osanga sandituuse wano mwansitula
Yeah eh eh
Nnyongera okutumira abo abazalawa
Munnyongera maanyi na kkubo nemugaziya
Amaggwa ge mufumita tegansobola
Mbikwasa Mukama ebyange byonna y’abimala

Kati gwe tosobola
Tosobola kumumenya tosobola
Ky’olina ommanya nti ye yaguma
Si maanyi ga sitaani Mungu y’abikola
But anyway
Kati gwe tosobola
Tosobola kumumenya tosobola
Ky’olina ommanya nti ye yakola
Si maanyi ga sitaani Mungu y’abikola
But anyway

Yonna gye nasookera nga nkyali bubi
Mwebalege
Mwansitula, yeah eh eh

Submit Corrections

4 thoughts on “Tosobola Lyrics – Sheebah Karungi”

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *