Mmmmmmnh
(Eeh)
Topowa
Oooh we go
(We go)
Winners always we go
(We go)
Don’t give up
Stay focused
Stand firm
Always we go
My life
Nzijukiramu Bitone eyo gye nasibuka
Long time Church Boy eyo gye nasibuka
Ne nnezuula nti ndibaamu akavvulu
Bwentyo ne ndutandika olutalo lw’okuzikuba
Babylon system dem a follow we
Ca we no fear dem we go battle dem
Standing firm in the battle field
Putting on the armor
Steady like a soldier man
Wadde ng’eriyo eriyo eriyo akulwanisa
Get to know that waliyo akulwanira
Ebirungi bikugwanira gwe abisaanira
Yanguwa dduka misinde osobole okubifuna
Never so
Toggwaamu maanyi
Embeera mwe tuyitira every day
Living in the world of struggles scrambles
We don’t give a damn
We only move forward
Topowa muganda wange
(Topowa)
Topowa ebirungi bikulinze
(Topowa)
Obuzaayo katono otuuke
(Topowa)
Topowa uhm
(Topowa)
Oooh we go
(We go)
Winners always we go
(We go)
Don’t give up
Stay focused
Stand firm
Always we go
Nzijukiramu Bitone nze bwe nakyaazibwa
Ku TV Station emu gye siyinza kwogera
Namala ebbanga nga mbeegayirira
Nti bankyaazeeko nange ntunde ku bye nina
Obuyimba bwange obumu
Bwo bwakubwa
Naye nga bw’omanyi wabeerawo kali
Ke basinga okwagala
Nakanya bakakasa nti ke kaddako
Tuvudde mu bulango tuddamu akayimba kaabula
Ko nze waacha wewe ka mbakube cappella
Presenter yaŋŋaana cappella saakuba
Kyannuma nnyo abawagizi bange saabasiibula
Naye nakimanya nti Bitone bankotoggera
Never so
Toggwaamu maanyi
Embeera mwe tuyitira every day
Living in the world of struggles scrambles
We don’t give a damn
We only move forward
Amina
Amazima omuyamba nga
Bw’oba ng’ofunyeewo waazi
Tomunyiga
Tomulemesa
Tomuzibira
Muleke akikubemu
Zion Kay ku luno akikubamu
Ky’ova olaba bwe musanga mu Zue nkikubamu
Abateesi tubawa ne bakikubamu
Gundi yanguwa eno nawe ku Zue okikubemu
Topowa (eh)
Topowa (eh)
Topowa (eh)
Topowa
Ebirungi bikulinze
Dduka misinde obisange
Always remember Bitone
Dr. Bitone representing
Topowa
The struggle continues
Ahaa
Ne Exo