O.M.G it’s Hero

Ah Wilfresh Vybz 
Am in love again
Ow’omukwano swilly ompoomera
You’re sweet like sugar baby ompoomera

I love you Katonda y’eyakuntuma
Nkwagale mukwano nkakasa nti onneesiga 
Bwenkukwatako baby nsaba tonsindika
Omukwano gwo gunkyunya ssi bya kwekoza 
Baby nkuwulira onzungira mu musaayi 
Nze mu mutima gwo nsaba mbeere askari
Nze nkusaba mapenzi sisaba bukyayi
Gimme that chance gimme that chance bebe
Mazima kyenkakasa nkwagala eno true love
Bwenkulowoozako nzijukira ka face ako
My girl nnyumirwa okukulabako ng’otudde awo
Ng’otudde awo yeah
Mazima kyenkakasa nkwagala eno true love
Bwenkulowoozako nzijukira ka face ako
My girl nnyumirwa okukulabako ng’otudde awo
Ng’otudde awo yeah

My real love nkusaba baby tonsuulanga
Njagala ombeere kumpi tusanyuke
Nze my baby wankuba dda okuva mu buto nze nkwesunga
Nja kulemerako I will never give up
Touch me touch me
Hold me hold me
Love me love me never leave me naawe
Touch me touch me
Hold me hold me yeah
Love me love me never leave me naawe eh

Oooh, when you love somebody
Omutima gubeera ku that somebody
Ekinku kinyuma ng’olina that somebody
My dem sorry njagala obe my somebody
Gira tuve mu bakyamu
Buno obulungi bwo Katonda talina weyakyamya
Nze kyenkusaba abalala gwe sweet bagaane
Bagambe nti omutima gwennina gwa only Fresh
Gwe kimanye nti eno nze nfa 
Bwemba sikulabye olwo nga baby kulwala
Singa omanyi how deep am in
Wandinkwatiddwa ekisa and you gimme your heart
Gimme your loving gal
Lemme be your boyfriend
And I wanna be your husband
Nga buli ekiganye nze nkuyiirawo body

My real love nkusaba baby tonsuulanga
Njagala ombeere kumpi tusanyuke
Nze my baby wankuba dda okuva mu buto nze nkwesunga
Nja kulemerako I will never give up
Touch me touch me
Hold me hold me
Love me love me never leave me naawe
Touch me touch me
Hold me hold me yeah
Love me love me never leave me naawe eh

Mazima kyenkakasa nkwagala eno true love
Bwenkulowoozako nzijukira ka face ako
My girl nnyumirwa okukulabako ng’otudde awo
Ng’otudde awo yeah
Touch me touch me
Hold me hold me yeaj
Love me love me never leave me naawe
Touch me touch me
Hold me hold me yeah
Love me love me never leave me naawe gal

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin