Tonny onnemesezza nnyo ssebo
Kubanga onnumya nnyo mwattu
Abakyala abakwagala bangi
Bagambe nti nze ninayo omwana
Kati nkimanyi by’oyagala bingi
Kati linda ngya kufuna ensimbi

Gwe Tonny onnemesezza nnyo ssebo
Kubanga onnumya nnyo mwattu
Abakyala abakwagala nkumu
Bagambe nti nze ninayo omwana
Kati nkimanyi by’oyagala bingi
Kati linda ngya kufuna ensimbi

Nti Tonny onnemesezza nnyo ssebo
Kubanga onnumya nnyo mwattu
Abakyala abakwagala bangi
Bagambe nti nze ninayo omwana
Kati nkimanyi by’oyagala bingi
Kati linda ngya kufuna ensimbi
Ezo engoye ze weegomba ssebo
Eyo e Dubai ngya kuleeta nkumu
Abagagga tebakutwala dear
Ekyo nkimanyi nti ensi ekyuka
E Makindye abeerayo ne God
Ng’eyo e Kololo aleseeyo Paul

Nze nkimanyi
Ddala nalonda nnyo
N’olwekyo mwattu
Guma omwoyo
Abo abakyala
Bakulimba nnyo
Manya ensi eno nti Tonny ya kabenje

Nze nkimanyi
Ddala nalonda nnyo
N’olwekyo mwattu
Guma omwoyo
Abo abakyala
Bakulimba nnyo
Manya ensi eno nti Tonny ya kabenje

Nze nkimanyi
Ddala nalonda nnyo
N’olwekyo mwattu
Guma omwoyo
Abo abakyala
Bakulimba nnyo
Manya ensi eno nti Tonny ya kabenje

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *