Aroma
You know me run town
You know me run town yeah eh eh
Ron

Bwe bankwana ne bantwala (tonnenya)
Bwe banninnyisa amadaala (nze tonnenya)
Ne ka ring mu kidaala (tonnenya)
Nga nkulese mu bitaala (nze tonnenya)
Bwe bankwana ne bantwala (tonnenya)
Bwe banninnyisa amadaala (nze tonnenya)
Ne ka ring mu kidaala (tonnenya)
Nga nkulese mu bitaala (nze tonnenya)

Guno omutima gw’olumya
Manya jjo waliyo eyagukwata nga zaabu
Gano amaaso g’olaba
Nago gatunula bulungi ne ndaba nti sikusaanira
Mu ntandikwa tukikola just for fun
N’amala n’andyawo nga Madhivani
Buno obulumi bw’ompisaamu shida gani
I don’t know what to do yeah
Kokoliko liko kokoliko kookonyo
Mukwano jaajaamya naye tewejjusa
Kokoliko liko kokoliko kookonyo
A likkle more time naye kimanye

Bwe bankwana ne bantwala (tonnenya)
Bwe banninnyisa amadaala (nze tonnenya)
Ne ka ring mu kidaala (tonnenya)
Nga nkulese mu bitaala (nze tonnenya)
Bwe bankwana ne bantwala (tonnenya)
Bwe banninnyisa amadaala (nze tonnenya)
Ne ka ring mu kidaala (tonnenya)
Nga nkulese mu bitaala (nze tonnenya)

Baligamba batya?
Nti abaali abaagalana byalema
Balikiraba batya?
Nti omukwano gwaliwo tegwakola
‘coz one man is enough for life
But every time you come around
You treat me so rough
Anyway, be a good boy for once
Omanyi nti ky’olina kisuffu kikuume butiribiri, eh eh
Wano mu ntandikwa nga wampaanawaana
Naye we byatuuka wecangacanga
Obulabo obulungi tokyabuleeta naye manya, ah

Bwe bankwana ne bantwala (tonnenya)
Bwe banninnyisa amadaala (nze tonnenya)
Ne ka ring mu kidaala (tonnenya)
Nga nkulese mu bitaala (nze tonnenya)
Bwe bankwana ne bantwala (tonnenya)
Bwe banninnyisa amadaala (nze tonnenya)
Ne ka ring mu kidaala (tonnenya)
Nga nkulese mu bitaala (nze tonnenya)

For this kind I love you go spend your last card
And if you let me go they will call you a bastard
Oli looser
Kokoliko liko kokoliko kookonyo
Baligamba kimu oli looser
Kokoliko liko kokoliko kookonyo
Mukwano jaajaamya naye tewejjusa
Mu ntandikwa tukikola just for fun
N’amala n’andyawo nga Madhivani
Buno obulumi bw’ompisaamu shida gani
I don’t know what to do yeah

Bwe bankwana ne bantwala (tonnenya)
Bwe banninnyisa amadaala (nze tonnenya)
Ne ka ring mu kidaala (tonnenya)
Nga nkulese mu bitaala (nze tonnenya)
Bwe bankwana ne bantwala (tonnenya)
Bwe banninnyisa amadaala (nze tonnenya)
Ne ka ring mu kidaala (tonnenya)
Nga nkulese mu bitaala (nze tonnenya)

Ah baby weddeko
Ah baby weddeko
Ah baby weddeko
Ah baby weetereeze
Ah baby weetereeze
Ah baby weddeko oh
Hahaha, aah

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published.