Tolina Ky’ongamba Lyrics – Slick Stuart & Roja ft. Lillian Mbabazi

Slick Slick
And Roja
Nessim Pan Production
Ti ti ta ta ta la

Nateranga ottabulwa
Olwa bali abalala
Abansumbuwanga nga ntabulwa
Naye gwe, wanfuukira eddagala
Gwe akuba obuyiso
Obusiiyirira ate nga bwa ddala
Ti ti ta ta ta la
Ne bw’oŋamba abalala situnula walala
Sirikyuka ate nfuuke omulala
Ngya kuba kajiiko nga sukaali ntabula
Ka chai kanoge, kanoge

Onkwasa ensonyi olimba
Naye buli lwe nkusisinkana
Tolina ky’oŋamba
Ti ti ta ta ta la
Just ne bw’okuba essimu mpunga
Kyokka buli lwe nkusisinkana
Tolina ky’oŋamba, baby
Ti ti ta ta ta la

Leero, afazaali nkiina
Onsuuleyo akagambo, eeh eh
Huh I love you
Each and every other day
Hurry up, hurry up don’t delay
This is true love no games to play (to play)
Singa kiriba, nkube awo okumpi
Nga wooli we mba, we mba
Boy you got the magic I’ve never seen
Nalinga nkunoonya nga wambula
Nebuuza lwe ndikukwekula
Omponye agayaaye agataagula, aah

Onkwasa ensonyi olimba
Naye buli lwe nkusisinkana
Tolina ky’oŋamba
Ti ti ta ta ta la
Just ne bw’okuba essimu mpunga
Kyokka buli lwe nkusisinkana
Tolina ky’oŋamba, baby
Ti ti ta ta ta la

Nateranga ottabulwa
Olwa bali abalala
Abansumbuwanga nga ntabulwa
Boy you got the magic I’ve never seen
Nalinga nkunoonya nga wambula
Nebuuza lwe ndikukwekula
Omponye agayaaye agataagula, aah

Onkwasa ensonyi olimba
Naye buli lwe nkusisinkana
Tolina ky’oŋamba
Ti ti ta ta ta la
Just ne bw’okuba essimu mpunga
Kyokka buli lwe nkusisinkana
Tolina ky’oŋamba, baby
Ti ti ta ta ta la
Repeat Chorus to end

Submit Corrections