Tokoowa Lyrics – Mary Nantuyiro ft. Chameleone

Oh tokoowa
Nantayiro topowa
This a Milliano again
Producer Ron come again
I love you oh aah (nkwagala kufa)
Bambi tokoowa (nkwagala nnyo)
Hmmm people mash up

Nantayiro
Mukwano wankuba engwala
Wandesa okwewulira
Nze kannyimbe gwe okube ennyanda
Ne bwe bansiiya nina okwematira
Is it because you want me?
Ky’ova ompisa ng’omwana?
I screaming your name
Ky’ova ontambuza ng’atalaba
Kati ndeete kaki?
Nkutegekedde my baby
Nkusiikireko ku magi?
Oba nkuleetere nakati?

Both
Kati saba ky’oyoya bill yange nze asasula ah
Omukwano gwe nina
Ky’ekirabo kyo kwata w’oyagala
(Kwata w’oyagala)
Kati saba ky’oyoya bill yange nze asasula ah
(Yeggwe asasula)
Omukwano gwe nina
Ky’ekirabo kyo kwata w’oyagala

Both
Nkwata kwata ng’ekyatika
Ekiwato nyweza tokita
Kaboogere ebingi tobitya
Ebigambo by’aboogezi bo tobatya
Nze ne bw’onkutula enkoggo
Sirikuta kabankube emiggo
Onyirizza ng’ebizigo
Ndi nsolo yo kwendi ku kizigo
You’ve given me the love and peace of mind
Era ndayira bwe mba naawe am going to fly
Jangu tutale afia
Bwe mba naawe mmera ebiwaawa mbuuka
Baali bamanyi nsaaga
Bwe mba naawe ngejja ne nsukka
Ebirungi jangu nkuwe
Mukwano jangu nkuwe leero
Ku byange jangu okime
Lady jangu okime, bubu bubu

Both
Kati saba ky’oyoya bill yange nze asasula ah
Omukwano gwe nina
Ky’ekirabo kyo kwata w’oyagala
(Kwata w’oyagala)
Kati saba ky’oyoya bill yange nze asasula ah
(Yeggwe asasula)
Omukwano gwe nina
Ky’ekirabo kyo kwata w’oyagala

Both
Nkwata kwata ng’ekyatika
Ekiwato nyweza tokita
Kaboogere ebingi tobitya
Ebigambo by’aboogezi bo tobatya
Mukwano wankuba engwala
Wandesa okwewulira
Nze kannyimbe gwe okube ennyanda
Ne bwe bansiiya nina okwematira
Wamponya owankawanka ne ntereera
Bw’onta bw’oti nseerera
Omukwano gususse okuwoomerera
Tonta bambi, eeh

Both
Kati saba ky’oyoya bill yange nze asasula ah
Omukwano gwe nina
Ky’ekirabo kyo kwata w’oyagala
(Kwata w’oyagala)
Kati saba ky’oyoya bill yange nze asasula ah
(Yeggwe asasula)
Omukwano gwe nina
Ky’ekirabo kyo kwata w’oyagala

Chameleone
Nkwata kwata ng’ekyatika (kyatika)
Ekiwato nyweza tokita (tondeka)
Kaboogere ebingi tobitya
Ebigambo by’aboogezi bo tobatya

Nick Promotions

Submit Corrections