Nkwewuubyeko nkooye
Naye nga simanyi kituufu kye ki
Okuva lwe naggamba nti nkwagala
Ondyako buli nsimbi
Teri kavaayo
Naatera kubba bubbi
Kati sikwongera nnusu
Nga tomaze kunkakasa
Oh oh oh
Oba nga tonjagale
Tina lwaki toŋŋamba?
Nenfuna ekituufu, nti tondiiko
Kati olwo oba ng’agamba
Muli mu mmeeme yo
Nti ondyako buli nsimbi
Oleke nga mpeddemu
Oba nga tonjagale
Tina lwaki toŋŋamba?
Nenfuna ekituufu, nti tondiiko
Kati olwo oba ng’agamba
Muli mu mmeeme yo
Nti ondyako buli nsimbi
Oleke nga mpeddemu
Ontambuzizza nnyo mwaka ku mwaka
Olimba nnyo nnyo nnyo Tina
Singa ebigere byogera
Nebiggamba obukoowu kwebiri
Gwe ng’okanya nseko
Toyogera kituufu nti ye oba nedda
Naye leero nzize ombuulire nkooye okwewuubako
Kiŋŋambe kati
Oba nga tonjagale
Tina lwaki toŋŋamba?
Nenfuna ekituufu, nti tondiiko
Kati olwo oba ng’agamba
Muli mu mmeeme yo
Nti ondyako buli nsimbi
Oleke nga mpeddemu
Bwe nkusanga mu kkubo
Olaga nti oli kawala kalungi
Maama ebiiso byo ebirungi
By’omoola maama nenfa
Maama olumbe lwa smile
Bw’omwenya nze nembula okkulya
Naye bwenkugambako ku biri
Ng’ate weecanga
Nsaba Tina ombuulire
Oba nga tonjagale
Tina lwaki toŋŋamba?
Nenfuna ekituufu, nti tondiiko
Kati olwo oba ng’agamba
Muli mu mmeeme yo
Nti ondyako buli nsimbi
Oleke nga mpeddemu
Oba nga tonjagale
Tina lwaki toŋŋamba?
Nenfuna ekituufu, nti tondiiko
Kati olwo oba ng’agamba
Muli mu mmeeme yo
Nti ondyako buli nsimbi
Oleke nga mpeddemu
Oba nga tonjagale
Tina lwaki toŋŋamba? (lwaki tombuulira?)
Nenfuna ekituufu, nti tondiiko (lwaki tonkakasa?)
Kati olwo oba ng’agamba (yiiyi yiii)
Muli mu mmeeme yo (yeah ooh)
Nti ondyako buli nsimbi
Oleke nga mpeddemu
(Eeeh nsaba nnyabo ombuulire)
Oba nga tonjagale (uuuh uh)
Tina lwaki toŋŋamba? (eeeh eh)
Nenfuna ekituufu, nti tondiiko
(Eeeh olwaleero nja kkulaba)
Kati olwo oba ng’agamba (yiiyi yiii)
Muli mu mmeeme yo (yeah ooh)
Nti ondyako buli nsimbi
Oleke nga mpeddemu
(Eeh olwaleero nja kakasa)
Oba nga tonjagale (yiiyi yii)
Tina lwaki toŋŋamba? (uuh)
Nenfuna ekituufu, nti tondiiko
(Eeh nsaba Tina ombuulire)
Kati olwo oba ng’agamba (aah ah)
Muli mu mmeeme yo
Nti ondyako buli nsimbi
Oleke nga mpeddemu
(Eeh olwaleero nja kkulaba)