Dr. Bitone yo
Kano nkakubye mu time yo
Article Problem ah
Lukas Avenue Production
Time yo, time yo
Dr. Bitone a dis one year
Time yo, time yo

Buli ky’olaba gwe ku nsi
Kikula ne kimala era ne kigenda
Anti byonna byonna bya nsi
Akayimba tubirekawo nakibagamba
Akabina kabigule bigula mu time yo
Kuba eriyo akuleetera
Amafiga gabakube
Buliba bwe buti nga teriiyo akulengera

Kozesa ku time yo
Kozesa ku time yo
Kuba manya eriyo akuleetera
Anti buliba buti
Anti buliba buti
Nga wafuuka bikadde
Time yo time yo
Kozesa ku time yo
Kuba manya eriyo akuleetera
Anti buliba buti
Anti buliba buti
Nga wafuuka bikadde

Maama w’abaana bo
Maama w’abaana bo yakulumya mbu Rose tafumba
Slay queen gye yava
Slay queen gye yava n’amufuula ebikadde
Laba Ziza Bafana wo
Ziza Bafana wo yakikuba ne yeeyita Katonda
Katonda n’amunyiigira (olimba!)
Katonda n’amunyiigira n’amufuula bikadde
Katonda n’amunyiigira
Katonda n’amunyiigira n’amufuula ebikadde
Laba Fik Fameica
Fik Fameica yakikuba esswaga ne lisukka
John Blaq gye yava
John Blaq gye yava n’amufuula ebikadde
Dr. Jose Chameleone
Dr. Jose yakikuba nga n’ewamu tayimba
Laba Bitone gye yava
Laba Bitone gye yava omuyoola

Ekkomera ly’e Luzira, ha!
Luzira yakikuba n’abayaaye ne bakoonamu
Nalufeenya gye yava, gwe
Nalufeenya gye yava n’amufuula ebikadde
Jjukira Straka Babe
Straka yakikuba nga buli omu gw’alaba
Namulindwa gye yava
Namulindwa gye yava n’amufuula ebikadde
V.J Jjingo mu kibanda
Ssaalongo yakikuba nga teri n’amwesimbamu
V.J Junior gye yava
Junior gye yava n’amufuula ebikadde
Laba Mister Besigye, gwe
Mukulu Besigye yakikuba nga teri n’amuvuganya
Laba omuyaaye gye yava
Laba omuyaaye gye yava n’amufuula ebikadde
Bobi Wine gye yava
Laba omuyaaye gye yava n’amufuula ebikadde
Kyagulanyi Sentamu oyo bambi gye yava
Laba omuyaaye gye yava n’amufuula ebikadde

Buli ky’olaba gwe ku nsi
Kikula ne kimala era ne kigenda
Anti byonna byonna bya nsi
Akayimba tubirekawo nakibagamba
Akabina kabigule bigula mu time yo
Kuba eriyo akuleetera
Anti buliba buti
Amafiga gabakube
Buliba bwe buti nga teriiyo akulengera
Time yo, time yo
Dr. Bitone straight up
Article Problem
Anti buliba buti
Article Problem

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *