Heh!
Crouch
Nsumuulula
Hee aah

Tikkula, nsumulula
Byonna ebyansiba obwedda
Sisiitira nnyiganyiga uh
Tikkula, nsumuulula
Byonna ebyansiba obwedda
Sisiitira nnyiganyiga
Hee, aah

Darling nkumarkinze
N’ebyange mbisetinze
Oli wa njawulo ku bitonde ebirala
Omukwano nguwarminze
Neetimbye ebimuli nzenna
Jangu eno omassaginge
Nkutunuulira nkutya darling wange
Ky’ova olaba nga neemoola
Tontwala ng’owamaalo oh
Akaviiri ke kapya, kikwano kyange
Oba nze alaba nzekka
Nzuukuse bwemba nfreezinze eh
Aah mukwano nina obudde
Ndi mu mood ndowooza ggwe
Ntikkula naawe, aah

Tikkula, nsumulula
Byonna ebyansiba obwedda
Sisiitira nnyiganyiga uh
Tikkula, nsumuulula
Byonna ebyansiba obwedda
Sisiitira nnyiganyiga
Hee, aah

Oluusi neebuuza
Mu balungi b’olabye mu nsi
Ddala nze ani gwe weekwata?
Mbadde noonya nga gwekweka
Omukwano oguwangaala
Nga mmanyi nti ebyange byagaana
Nali mbiroota ebyomunda
Eby’okufuna gwe nina nzekka
Nga nakoowa abampooninga
Mukwano nina obudde
Ndi mu mood ndowooza ggwe
Ntikkula naawe, aah

Tikkula, nsumulula
Byonna ebyansiba obwedda
Sisiitira nnyiganyiga uh
Tikkula, nsumuulula
Byonna ebyansiba obwedda
Sisiitira nnyiganyiga
Hee, aah

Do you feel what I feel?
Cause’ I feel what I feel
Do you feel what I feel?
Eh! oooh
Do you feel what I feel?
Cause’ I feel what I feel
I feel, I feel
I feel, I feel
I feel, I feel eh
Do you feel what I feel?
Cause’ I feel what I feel
Do you feel what I feel?
Oh babe
Mukwano nina obudde
Ndi mu mood ndowooza ggwe
Ntikkula naawe, aah

Tikkula, nsumulula
Byonna ebyansiba obwedda
Sisiitira nnyiganyiga uh
Tikkula, nsumuulula
Byonna ebyansiba obwedda
Sisiitira nnyiganyiga
Hee, aah

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin