Testimony, yange yange
Testimony
Panda
Dawudi
Testimony
Ri-Ricko
Yange yange
Testimony

Gyendi ankuumye bannange nkyali mulamu
Abamu wemutabadde
Ensi efunze n’enjula ogiddukamu
Kumbe ankutte tantadde
Tusaasire abafiirwa n’abalwadde
Abamu tuwona buwonyi abamu temulwadde
Singa tekyali kisa simanyi yadde
Nze simanyi bwe byandibadde
Situations come tryin’ to make us fall
But we’re still standing
We’re still standing
They want me to die and sell my soul
Ye n’abalwanyisa
Kati byonna bye bapanga panga-panga
Y’abikwata n’abipangulula
Enfuufu basiikuula siikuula-siikuula
Omutindo n’ayimusa

Musango ki gw’oba onnanga? (gw’onnanga)
Okumwagala musango ki gw’oba onnanga?
Mpozzi ng’olina ky’onnoonyaako tolina ky’oŋŋamba
Musango ki gw’oba onnanga? (gw’onnanga)
Okumwagala musango ki gw’oba onnanga?
Mpozzi ng’olina ky’onnoonyaako tolina ky’oŋŋamba

Testimony yange yange yange
Testimony yange yange yange

Nze abalabe baali bamanyi mpedde
Ng’emitego bateze ekituufu gindeeze
Mwannyinaze n’ageza-geza-zaako
Buli eyambeererawo nsiimye
Ono tapapa takerewa budde
Takyusa kigambo kye ng’omuntu eyeefudde
Balaba birwa-birwa-birwa-lwawo
Ne balowooza kindidde, ndi mulamu
Situations come tryin’ to make us fall
But we’re still standing
We’re still standing
They want me to die and sell my soul
Ye n’abalwanyisa
Kati byonna bye bapanga panga-panga
Y’abikwata n’abipangulula
Enfuufu basiikuula siikuula-siikuula
Omutindo n’ayimusa aah

Musango ki gw’oba onnanga? (gw’onnanga)
Okumwagala musango ki gw’oba onnanga?
Mpozzi ng’olina ky’onnoonyaako tolina ky’oŋŋamba
Musango ki gw’oba onnanga? (gw’onnanga)
Okumwagala musango ki gw’oba onnanga?
Mpozzi ng’olina ky’onnoonyaako tolina ky’oŋŋamba

Testimony yange yange yeah
Testimony yange yange yange
Testimony yange yange yeah
Testimony yange yange yange
Gyendi ankuumye bannange nkyali mulamu
Abamu wemutabadde
Ensi efunze n’enjula ogiddukamu
Kumbe ankutte tantadde

Musango ki gw’oba onnanga? (gw’onnanga)
Okumwagala musango ki gw’oba onnanga?
(Kumbe ankutte tantadde)
Mpozzi ng’olina ky’onnoonyaako tolina ky’oŋŋamba
(Kumbe ankutte tantadde)
Musango ki gw’oba onnanga? (gw’onnanga)
(Testimony yange)
Okumwagala musango ki gw’oba onnanga?
(Testimony yange eeh)
Mpozzi ng’olina ky’onnoonyaako tolina ky’oŋŋamba
Testimony yange yange yange

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *