Teri Mubi Lyrics – Moses Matovu ft. Jose Chameleone

Katonda yakola abakyala n’abalungiya
Wamma n’abawundawunda
Teri mubi ku nsi, Taliiyo
Ssinamulaba nze
Katonda yatonda abakazi n’abalungiya
Buli omu n’amuwa ebibye
Bw’oyagala omutono gyali, mutego
Bw’oyagala omunene, material
Ow’ekitema, naye gyali
Omuddugavu, ojja kumufuna
Aba katakketakke, tobamalaayo
Kagongolo, bangi nnyo
Bbeereddene, abo tobala
Ow’ettutu, abo tomooni

Katonda yakola abakazi n’abalungiya
Eeh, n’abalungiya
Teri mubi ku nsi, taliiyo
Ssinamulaba nze
Katonda yatonda abakazi n’abalungiya
Buli omu n’amuwa ebibye
Bw’oyagala omutono gyali, mutego
Bw’oyagala omunene, material
Ow’ekitema, naye gyali
Omuddugavu, ojja kumufuna
Aba katakketakke, tobamalaayo
Kagongolo, bangi nnyo
Bbeereddene, abo tobala
Ab’ekitema, abo tommooni, eeh

Olaba okyawa oli n’omugoba
Naye waliwo amuswamye
Mazima gw’odibaga nti wa mpewo
Naye alinayo amufiirako
Teri adiba ku nsi, nedda
Teri mubi ku nsi maama, taliiyo
Abakazi mubaveeko, Katonda yabawa
Abakyala mubate, yabaweesa ebiri
Abakazi mubaveeko, Katonda yabawa
Abo abakyala mubate, yabaweesa ebiri

Saagala owakane nnyo ssebo
Eyo ye experience yange
Eyo ye judgment yange
Naawe kola eyiyo ssebo
Saagala olemereko dear, eeh
Eyo ye experience yange
Eyo ye judgment yange
Naawe kola eyiyo ssebo

Abakazi mubaveeko, Katonda yabawa
Abakyala mubate, yabaweesa ebiri
Abakazi mubaveeko, Katonda yabawa
Abakyala mubate, yabaweesa ebiri

Nze nkugambye kola choice yo
Okulonda kukwo ssebo
Nze nkugambye kola choice yo
Okulonda kukwo ssebo
Teri mubi ku nsi
Mazima choice yiyo
Okulonda kukwo
Mazima choice yiyo ssebo
Nze nkugambye kola choice yo
Choice yo
Okulonda kukwo ssebo
Okulonda kukwo ssebo
Nze nkugambye kola choice yo
Choice yo
Okulonda kukwo ssebo
Wamma tobuguutana
Mazima tokankana
Tunula eno otunule n’eri
Ojja kufuna kye wetaaga
Okulonda kukwo
N’okusiima kukwo ssebo
Nze nkugambye kola choice yo
Choice yo
Okulonda kukwo ssebo
Okulonda kukwo ssebo
Nze nkugambye kola choice yo
Choice yo
Okulonda kukwo ssebo

Abakyala mubaveeko, Katonda yabawa
Abakyala mubate, yabaweesa ebiri
Abakyala mubaveeko, Katonda yabawa
Ba mummy mummy mubate, yabaweesa ebiri
Abakyala mubaveeko, Katonda yabawa
Abakyala mubate, yabaweesa ebiri
Ba pretty pretty mubawache
Choice yo
Abakyala mubate, abakyala mubate
Abakyala mubaveeko, Katonda yabawa
Abakyala mubate, yabaweesa ebiri
Ba madam mubaveeko
Choice yo
Abakyala mubate
Abakyala mubate
Abakyala mubaveeko, Katonda yabawa
Abakyala mubate, yabaweesa ebiri
Abakyala mubate
Choice yo
Abakyala mubate
Abakyala mubate
Abakyala mubate, yabaweesa ebiri
Ba pretty pretty mubawache
Choice yo
Abakyala mubate, abakyala mubate

Submit Corrections