Tekimala Lyrics – Shaxx Mc
Shaxx Mc
Ron Monty pon di beat
This another one
Another one ah ah ah
Mu mutima ndimu olukindo
Ndi ku lubalama ntya ebigambo
Nninze gwe tukole obufumbo
Babe, babe
Oli ku lubiriizi osuna
Bambi tofunya ngalo onnumya
Wasogodde kati osima
Oh no no no
Byansobedde ndi eno mu luwonko
Gira onsuulira akagambo
Nti ndi omu kw’abo b’ofaako ooh
Tekimala
Eky’okulabako obulabi
Tekimala
Ne bwe nnuuna ku mubissi
Tekimala mutima aah ah, bae
Tekimala
Ne bw’ompa omutima
Tekimala
Walaayi nsigalamu ka ttoma aah, babe
Njagala tukole curriculum
Nga batusomako buli term
Ng’ate kya lwatu, hmmm babe
Oli beautiful ku mwaliririro osaanidde
Nze wanfumitamu akafumu
Gira onzigye mu bulumi (ah ah)
Ooh lady
Ennyingo mu bulumi, ntabuddwa
Ng’omuvubi mu ssami
Mpereka nkufunemu kkopi
Batulabeko bulabi
Am lonely
My baby am so lonely
I have no body
Gwe ŋŋamba nti I love you, I love you
Wasogodde kati osima
Gira onsuulira akagambo
Nti ndi omu kw’abo b’ofaako ooh
Tekimala
Eky’okulabako obulabi
Tekimala
Ne bwe nnuuna ku mubissi
Tekimala mutima aah ah, bae
Tekimala
Ne bw’ompa omutima
Tekimala
Walaayi nsigalamu ka ttoma aah, babe
Ewaka ninayo akagali
Mpozzi wano wendi waliwo akatambaala
If we are meant to be
Me and you
Baby let it be
Leka omukwano kabe kalagaano
Abakuperereza bawe ku nsaano
N’obudde ndaba budduka nnyo
Gira mukwano oyogere ekigambo
Mmanyi lumu nti tulivuga Beamer
No no babe totunuza ttima
Nze mmanyi kikuluma mutima
Mu basajja nze alina omutima
Omutima baagumenya
Ssuubi nze aliyina
Baagumenya ah, aaah
Wasogodde kati osima
Gira onsuulira akagambo
Nti ndi omu kw’abo b’ofaako oh
Tekimala
Eky’okulabako obulabi
Tekimala
Ne bwe nnuuna ku mubissi
Tekimala mutima aah ah, bae
Tekimala
Ne bw’ompa omutima
Tekimala
Walaayi nsigalamu ka ttoma aah, babe
Tekimala
Eky’okulabako obulabi
Tekimala
Ne bwe nnuuna ku mubissi
Tekimala mutima aah ah, bae
Tekimala
Ne bw’ompa omutima
Tekimala
Walaayi nsigalamu ka ttoma aah, babe
Hope Events