Mukwano nsaba onnyambe koleeza akataala
Amaaso gatunule amatu gaggule
Ebikwata ku mutima temuba kuswala
Galeke gatambule galambule
Mpulira ndi waggulu for your love tonight
For your love tonight
Kuva waggulu ah go touch you right
Ah go touch you right
Nkutambuliremu mpolampola
Mpolampola oh

Tegutta, tegutta nebweweyongeza
Tegutta, tegutta ye nebwosolobeza
Yongezaamu omukwano tegutta
Gunyuma, gunyuma
Naye nga tegutta

Bw’oyagala nyweze okkute
Nkuwe ku katunda onywe okkute
Bw’omala owummuleko today
Enkya tugenda ku holiday
Oba eriyo abalingiza beebanaamanya abo
Wano w’oba obeera
Tolowooza kw’abo, no no
Kubanga ndi waggulu for your love tonight
For your love tonight
Kuva waggulu ah go touch you right
Ah go touch you right

Tegutta, tegutta nebweweyongeza
Tegutta, tegutta ye nebwosolobeza
N’obuwoomi bwagwo era tebutta
Guwooma, guwooma
Naye era tegutta

Mukwano nsaba onnyambe koleeza akataala
Amaaso gatunule amatu gaggule
Laba ebikwata ku mutima temuba kuswala
Galeke gatambule galambule
Mpulira ndi waggulu for your love tonight
For your love tonight
Kuva waggulu ah go touch you right
Ah go touch you right

Tegutta, tegutta nebweweyongeza
Tegutta, tegutta ye nebwosolobeza
Tegutta, tegutta omukwano tegutta
Gunyuma, gunyuma
Naye nga tegutta

Tegutta, tegutta nebweweyongeza
Tegutta, tegutta ye nebwosolobeza
Tegutta, tegutta omukwano tegutta
Gunyuma, gunyuma
Naye nga tegutta

Eeeh
Eeeh

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin