Brian Beats

Am yours
Babe am yours
Am yours
Babe am yours

Ndi mwana wa maama
Nze gw’olaajanya bwoti
Nange nina ampita omwana
Anti ndi mwana wa maama
Baamu n’ekisa aah (yanguwa eno)
Bambi saasira aah (nkulinze wano)
Love yo emmenya, aah
(Simanyi nange bwe mpulira)
Okumanya nnumwa
Ngiwulira wano, wano eh eh
Mb’eno nga ninda gwe, olinzisa enjala
Mu love, nafuuka mulwadde
Buli lw’ombeera ewala

Kati teekako switch
Ey’omukwano babe gutandike
Yeggwe alina switch
Kagutandike
Teekako, aah
Ey’omukwano babe gutandike
Yeggwe alina switch
Kagutandike

Singa omanyi nze kye mpulira, ah
Nga nkulina babe nze kye mpulira
Fenna twetuuka
Labayo omwana gwe bampimako
Kyokka byekyusa
Yennyini ono gwe nalootako
Nkiwulira, ekipimo ky’omukwano ekijjudde
Mamilira, otunnyo ku love ewoomerere
Kyo nakufuna
Babe gw’onina
Sikulimba I won’t deny
Am gonna die of your love

Kati teekako switch
Ey’omukwano babe gutandike
Yeggwe alina switch
Kagutandike
Teekako, aah
Ey’omukwano babe gutandike
Yeggwe alina switch
Kagutandike

Kano ke nkulambye, ke nkumarkinze
You’re mine alone
Njagala nkuwaane ow’ennugu abaluke, ha!
Baby you’re mine
I feel you inside oh
Baby you’re mine
Oh, you’re mine
Eh, kyo nakufuna
Babe gw’onina
Sikulimba I won’t deny
Am gonna die of your love

Kati teekako switch my love
Ey’omukwano babe gutandike
Yeggwe alina, gw’alina switch
Kagutandike
Kati teekako switch my love
Ey’omukwano babe gutandike
Yeggwe alina, gw’alina switch
Kagutandike eeh

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *