You’re romant, romantic
Vinka
Fanta, fantastic
A party mood reporting

Oli kibiriiti, wakoleeza mutima
Ndi ku maviivi omukwano gwookya
Ng’akayembe, wankubisa butida
Lemme point in wigging
Okyakala nnyo ne Maama Rhoda
Baby osiiba mu kikuubo akasana kaaka
Ndi ku maviivi omukwano gwookya
Komawo ombuulire, oba ssente onoonya
Wano mu bikunta gyendi
Waliwo ekibuuza oba onansalako gyendi?
City Boy baby beat
Kind a feeling

Oli kibiriiti, wakoleeza mutima
Ndi ku maviivi omukwano gwookya
Ng’akayembe, wankubisa butida
Lemme point in wigging
Okyakala nnyo ne Maama Rhoda
Baby osiiba mu kikuubo akasana kaaka
Ndi ku maviivi omukwano gwookya
Komawo ombuulire, oba ssente onoonya
Wano mu bikunta gyendi
Waliwo ekibuuza oba onansalako gyendi?
City Boy baby beat
Kind a feeling

Kimanye ogudde ku sure
Komya okunoonya
Ndimu ebirungo ogudde ku sure
Aah, oli ku sure, sure sure
Oli ku sure
Komya okunoonya
Kimanye ogudde ku sure
Komya okunoonya
Ndimu ebirungo ogudde ku sure
Aah, oli ku sure, sure sure
Oli ku sure

Nakuyiseeko jjo nabadde nkwesunga
Ne nkuteeka ku minzaani
Dear kimanye nti ebipimo byawera
Jangu onkoleko ka massage
You’re romant, romantic
Fun, you’re fantastic, yeah
A party mood reporting
Tuyiteko ku ssomero tufune coaching
Gwe wagamba onyumirwa ba portable size
Laba nasalamu ku weight, yeah
Baby, nafuuka portable size
Ni ni ni ni ni

Gwe wagamba onyumirwa ba portable size
Laba nasalamu ku weight, yeah
Baby, nafuuka portable size
Ni ni ni ni ni
Wano mu bikunta gyendi
Waliwo ekibuuza oba onansalako gyendi?
City boy baby beat
Kind a feeling

Yesse Oman Rafiki
Nessim pan the beat
City Bwoy baby beat
Gyal dem feeling

Submit Corrections

One thought on “Sure Lyrics – Vinka”

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *