Sure Lyrics – Piz Mallon ft. Weasel Manisal

Nuh hmmm
Sabula
A Piz Mallon me a sing it
Diggy Baur Sabula eŋŋoma
Baur

Weasel
Eno ku mutima ampunzika
Ampunzika, aba ansika
Eno ku mutima ampunzika
Ampunzika, bambi ansika
Sika, sika, sika
Biri bir biri biri bomb scare
Weasel Manisal, Piz Mallon again
Biri bir biri biri bomb scare
And again, and again, and again
We got di fire

Ono gwe nfunye sure
Y’atunda, atunda
Nze ka nteekemu gear
Y’atunda, atunda
Ono kwe nandira
Y’atunda, atunda

Both
Yeah, akagoba akalidde
Sikyatoma matidde
Ebya ddala mugudde
Aah ntudde nnyo ne ndoba
Anjagala nnyo tampa budde
Mwonoonese mulwadde
Eddalu lulikya ndigudde
Ssi ku byatandise okunkola
Hmmm! abateesi kabakolime nti kale
Anti dear ampisa ng’omuwere
Y’annyanudde mu lukale
Y’ampisizza omugole
Bambi nawoomerwa (embeera zo)
Bambi tokyusanga (embeera zo)
Bambi nawoomerwa embeera zo (embeera zo)
Tokyusanga (embeera zo)

Both
Ono gwe nfunye pure
Y’atunda, atunda
Nze ka nteekemu gear
Y’atunda, atunda
Ono kwe nandira
Y’atunda, atunda yeah
Eno ku mutima ampunzika
Ampunzika, aba ansika
Eno ku mutima ampunzika
Ampunzika, bambi ansika
Sika, sika, sika

Both
Yegwe eyalungiwa
Yegwe atakaddiwa
Nange nno ssikkuta (embeera zo)
Bambi nyongera (embeera zo)
Ammezezza ettumba
We nnyimbira ennyimba
Ansuza nzunga
Ansaanuula ah yeah
Namba moja ssimukoowa
Yasoma kuntinkuula
Emiguwa yandiggya ssibalimba

Mallon
Ono gwe nfunye pure
Y’atunda, atunda
Nze ka nteekemu gear
Y’atunda, atunda
Ono kwe nandira
Y’atunda, atunda

Yeah, akagoba akalidde
Sikyatoma matidde
Ebya ddala muzudde
Aah ntudde nnyo ne ndoba
Buli lw’omutunulako mba nnyiiga
Bw’omusongako mba nnooma
Bw’omulowoozaako mba nzimba, ntumbiira

Abateesi kabakolime nti kale
Anti dear ampisa ng’omuwere
Ono y’ampisizza omugole
Y’annyanudde mu lukale

Nze baby okunsesa (embeera ze)
Obutankaddiya (embeera ze)
Mu kkubo abangeya (embeera ze)
Nnyumirwa nnyo embeera ze (embeera ze)

Weasel
Eh yeah
Biri bir biri biri bomb scare
Weasel Manisal, Piz Mallon again
Biri bir biri biri bomb scare
And again, and again, and again
We got di fire

Submit Corrections